Muntu Wange Lyrics by SPICE DIANA


Gwe weeyagale n’omuntu wo
Chosen Blood
Neeyagala na muntu wange
Spice Diana
Weeyagale n’omuntu wo alo
Eli Arkhis Music

Tweyagala nnyo era tetuli na ku bigambo
Ffe tumanyi amakulu agali mu bufumbo
Twekuuma nnyo era tetuli na ku bigambo
Ffe tumanyi amasanyu agali mu bufumbo ho!

Kuba tumanyi gye tuvudde
Era tumanyi we tutuuse
Okunyiiga tukuzza bbali ne tukwatagana

[CHORUS]
Nkusaba weeyagale n’omuntu wo
Nina baby wange
Mugabane ne ku bintu byo
Muwa n’ebintu byange
Nkusaba weeyagale n’omuntu wo
Nina baby wange
Mugabane ne ku bintu byo
Muwa n’ebintu byange

Gwe weeyagale n’omuntu wo eyo
Neeyagala n’omuntu wange
Weeyagale n’omuntu wo alo, oh babe
Omulungi muwe okutu
Face ye gyetimbe nga tattoo
Tomucanga ng’amatatu
Tomusuula ddalu

Ojjukira lwe wanyiiga n’ovuma munno?
Ojjukira luli lwe walangira munno? (n’omulabisa)
Sso ate bwe walwala wajjanjabwa munno!
Jjukira amaziga ng’okaabira munno
(Nti osanga akiiwa)
Kati osazeewo okusanyuka ng’osanyuka ne munno

[CHORUS]
Nkusaba weeyagale n’omuntu wo
Nina baby wange
Mugabane ne ku bintu byo
Muwa n’ebintu byange
Nkusaba weeyagale n’omuntu wo
Nina baby wange
Mugabane ne ku bintu byo
Muwa n’ebintu byange

Oh baby
Tweyagala nnyo era tetuli na ku bigambo
Ffe tumanyi amakulu agali mu bufumbo
Twekuuma nnyo era tetuli na ku bigambo
Ffe tumanyi amasanyu agali mu bufumbo, yeah eh
Gwe weyagale n’omuntu wo eyo
Neeyagala na muntu wange
Weeyagale n’omuntu wo alo

[CHORUS]
Nkusaba weeyagale n’omuntu wo
Nina baby wange
Mugabane ne ku bintu byo
Muwa n’ebintu byange
Nkusaba weeyagale n’omuntu wo
Nina baby wange
Mugabane ne ku bintu byo
Muwa n’ebintu byange

Route Music

Watch Video

About Muntu Wange

Album : Muntu Wange (Single)
Release Year : 2020
Added By : Farida
Published : Feb 14 , 2020

More SPICE DIANA Lyrics

SPICE DIANA
SPICE DIANA
SPICE DIANA
SPICE DIANA

Comments ( 0 )

No Comment yet



About AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2024, We Tell Africa Group Sarl