Muwummuza Lyrics
...
Muwummuza Lyrics by SPICE DIANA
Yegwe muwummuza wo bwongo gwe alina face ya mata
Era okuva ku luri wanjagaza bongo
Ebirowoozo byasigala bikolondoola
Nze kyenva nfuna ne bbuba
Mwe mutuleke tuli mu love a moment
Sikwobwo bulungi bwo maana nyabula wabula
Nze ondi ku mwoyo nga gwe baaloga
Oli kawoowo ko mu kaawa amaaso
Nebwegavaamu gwe gwenasiima banange
Nasinga kumpi ne river line naabako amalala nenjoza
Yeggwe omuwumuza wo bwongo
Omuwumuza wo bwongo
Actually wanjagaza katijjo
Wanjagaza katijjo kyenva nange nkwagala ne fujjo
Nkwagala ne fujjo olabika buwoomi kulya boil
Obuwoomi kulya boil
Bukutu bakata nze yegwe azinisa
Onkyankalanya obwongo eno ontokota
Bwojja ndebera bwovaawe njoboja
Ndi ku kuti wamamba nakiriza
Bali bakugobera ku lukalu
Nze naawe tuli ku mazzi tuseeyeeya
Ogwabwe baguzimba ku lukalu
Guno ogwafe guli wajimu era gumeluka
Ekijja kijje nga wa mbalu akuna shida tujja kupambana
Yeggwe omuwumuza wo bwongo
Omuwumuza wo bwongo
Actually wanjagaza katijjo
Wanjagaza katijjo kyenva nange nkwagala ne fujjo
Nkwagala ne fujjo olabika buwoomi kulya boil
Obuwoomi kulya boil
Yeye baby era tomala nonsuula guno omukwano mupya bikula essula
Webanyanika wajja nonyanula nakimanyirawo tuli bakuwaangala
Sikwobwo bulungi bwo maama nyabula wabula
Nze ondi ku mwoyo nga gwe baaloga
Oli kawoowo ko mu kaawa amaaso
Nebwegavaamu gwe gwenasimia banange
Nasenga kumpi ne river nile naabako amalala nenjaza
Yeggwe omuwumuza wo bwongo
Omuwumuza wo bwongo
Actually wanjagaza katijjo
Wanjagaza katijjo kyenva nange nkwagala ne fujjo
Nkwagala ne fujjo olabika buwoomi kulya boil
Obuwoomi kulya boil
Star gyal
Anko ronnie
A temperature touch
Watch Video
About Muwummuza
More SPICE DIANA Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl