Mbikka Lyrics
Mbikka Lyrics by SPICE DIANA
Okomyewo, mbadde nkulinda
Esawa, nga ndara egenda
Dala obadde nani ku sawa mwenda
Ani oyo akusenda senda
Akagati nkateke ku sauce oba nkuwe toss
Lero tunazanya ka dice oba ka card
Tuzi oygala twokya yogera boss
Empewo esibye enfuwa lunaku lwona
Nga ate yegwe ambika yegwe kabuti yange
Kakati otuse mbikka mbikka mbikka
Eno empewo esuse mbikka mbikka mbikka
Kakati otuse mbikka mbikka mbikka
Eno empewo esuse mbikka mbikka mbikka
Tombuza nze mukwano tombuza
Nti ofunbyewo kaki nga yanze nyini tooke
Bintisa nze bwolwao enyo bintisa
Nembera wo wano nga setegera
Akagati nkateke ku sauce oba nkuwe toss
Ogyala twokya yogera boss
Nkubuza nkateke ku sauce oba nkuwe toss
Amaso ogatadde ku chest oba ku face
Empewo ebadde enfuwa nga era nkulinda
Kakati ate otusse kiki ekigana
Kakati otusse mbikka mbikka mbikka
Eno empewo esuse mbikka mbikka mbikka
Kakati otusse mbikka mbikka mbikka
Eno empewo esuse mbikka mbikka mbikka
You are my Ronaldo
Sitakuwacha bado
Nkawgala Byadala do ntakubebereza paka mwisho
You are my Ronaldo
Sitakuwacha bado
Nkawgala Byadala do ntakubebereza paka mwisho
Kakati otusse mbikka mbikka mbikka
Eno empewo esuse mbikka mbikka mbikka
Kakati otusse mbikka mbikka mbikka
Eno empewo esuse mbikka mbikka mbikka
Watch Video
About Mbikka
More SPICE DIANA Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl