Yogera Bulunji Lyrics
Yogera Bulunji Lyrics by EDDY KENZO
Yogera bulungi
Beera muntu mulungi
Wekuume bulungi
(Kenzo)
Ayeeeeee!!
Twakulira mu bikonge
Ebiwaanvu naye twakula
Twafuuka na nkonge
Kati bangi kwabesigama
Twakulumbeza bugonvu
Ng’amanyi tegetagisa nooo
So nga twabanga n’obusungu
Ebikonde olumu twafunya nga
Mubirala bye twayigga yee
Mwemuli n’obusungu nti bwambwa
Bukuwaga nti genda omulage
Naye tebukulira ngabo, nooo
Muve kubigerorero bbiri
Abatuwagga bye batugerera bbiri
Mbu ensi eggula mirambo
Nga temuli gugwo temuli gwa mwana wo
Nze nange noonya mirembe
Naye njinonya mu mirembe
Eddembe naye mu mirembe
Beera mulungiii
Kerere nga nyingi
Abayogera bangii
Obusungu bungii
Olowo omutuufu aliwa??
Uganda muliwa??
Yogera bulungi
N’omutima mulungi
By’oyagala bingi naye
Omuliro teguzikizza muliero
Kerere nga nyingi
Abayogera bangii
Obusungu bungii
Olowo omutuufu aliwa??
Uganda muliwa??
Yogera bulungi
N’omutima mulungi
By’oyagala bingi naye
Omuliro teguzikizza muliero
Endowooza zawuuka
By’oyogera bwesibitegera sifuuka mulabe
Beera mukakkamu
Bagamba ekiyitta waggulu
Nze ndi muganda wo
Kyendowooza si ky’olowooza
Emeeme katale
Olina eddembe iyo
Naye tofuuka mubi
Ffena kyetulwanira kimu
Bwebwenkanya n’obuntu bulamu
Ate bwetutaba bantu balamu
Obwo bwebayita obugwagwa
Muve kubigegero bbiri
Abatuwagga bye batugerera biri
Mbu ensi eggula mirambo
Nga temuli gugwo temuli gwa mwana wo
Bwoba ng’onoonya mirembe
Jinoonye naye mu mirembe
Kubanga mu guno omulembe
Tewali kitasoboka nayeee
Kerere nga nyingi
Abayogera bangii
Obusungu bungii
Olowo omutuufu aliwa??
Uganda muliwa??
Yogera bulungi
N’omutima mulungi
By’oyagala bingi naye
Muliro teguzikizza muliro
Toyomba kakana
Sse seluganda
Ebirungi bya mumaaso
Tuli ba Luganda
Eeh Baaba kakkana
Sseluganda
Twagala mirembe
Tujifune mu mirembe
Ffenaa tulwanira mirembe
Tujifune mu mirembe
Nkimanyi oyagala mirembe
Naye yita mu mirembe
Ffenaa twagala mirembe
Naye tujifune mu mirembe
Ffe tuli bato abalina future aah
Tubeere bagumu ekiseera kijja
Obugumikirizza kirungi
N’abawangaala balaba bingi
Luliba lumu nfunne ku ssanyu
One day one day
Ffe tuli bato abalina future, aaaahh
Tubeere bagumu ekiseera kijja
Bambiii, beeramu
Bambii, webereremu
Bambiii, beeramu
Bambii
Watch Video
About Yogera Bulunji
More EDDY KENZO Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl