...

Adam Lyrics by AN-KNOWN


Mwandilidde binji ebibala

Singa adam yali nawe

Nga wge eva

Level obulungi kwoli ya africa

Mwandifuze nabamerika

Era singa bobi yali nawe

Nga gwe barbie

Nga nekatti leader

Okirizibwa nokwekoza

Gwe nga oli nange wana

Mulokole halleluya hosanna

Kuba yegwe weka amanyi bwendi munda

Bisumuluzo byomutima gwange

Gwe bwetwasomanga

Mulokole halleluya hosanna

Era yegwe weka amanyi bwensula darliiee

Nkuwe omutima nga sitani mutamoli andaba

Sikuvamu yadde nga ankema

Nalonda gwe omu

Yegwe gwenjagala nga sitani mutamoli andaba

Sikuvamu yadde nga ankema baibeee

Nalonda gwe omu

Halleluya

Ndi mu love nawe

Njagala byokola

Nyumirwa love yo

Halleluya

Ndi mu love nawe

Njagala byokola

Nyumirwa love yo

Njagala byokola

Nyumirwa love yo

Njagala byokola

Nyumirwa love yo

Darling darliee

Look what you doing to me

I failed to let you go

To let you go

Mumutima mulungi baibe

Why don’t you hold me ndi muntu wo

I know you already know

That you got me trolling through

Walayi am running crazy

Onfula weak and lazy

I wanna keep you daily

Nkulabeko nga daily dailyyy

Nkuwe omutima nga sitani mutamoli andaba

Sikuvamu yadde nga ankema

Nalonda gwe omu

Yegwe gwenjagala nga sitani mutamoli andaba

Sikuvamu yadde nga ankema baibeee

Nalonda gwe omu

Halleluya

Ndi mu love nawe

Njagala byokola

Nyumirwa love yo

Halleluya

Ndi mu love nawe

Njagala byokola

Nyumirwa love yo

Gwe kimanye omutima

Gukulokeera gukundopera

Njagala byokola

Nyumirwa love yo

Radio yangamba love etamiiza

Nandija eyo nga ntagala

Njagala byokola

Nyumirwa love yo

Watch Video

About Adam

Album : (Single)
Release Year : 2024
Copyright :
Added By : Farida
Published : Nov 20 , 2024

More AN-KNOWN Lyrics

AN-KNOWN
AN-KNOWN
AN-KNOWN
AN-KNOWN

Comments ( 0 )

No Comment yet



About AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2025, We Tell Africa Group Sarl