Tonelabira Lyrics
Tonelabira Lyrics by AN-KNOWN
Nkusaba tonelabira haa
Nkomekerede ngo mu daawa
Gwe nalunda nze gwenjagara, tanjagara
Gwogamba atabe gwee anaba anii
Nze nga nakwesiga nyo bambii
Manya ensobi zange zijjuza Uganda
Love gyenina eyiyoo ejuza mayanjja
Ogamba nyizanyoo kitufuu
Atakunyize olimusangawa dia
Nebwolifunayo omurara eyoo ali kubibita atalinze
Atukiride tarabika
Laidii, omutima oguletede okwe kyawaaa
Ntereza wano otabangula walii
Oli kilwade era gwe dawaaa
Gwee dagaraa, huuhoo yeyii
Nyaboo tetukaka love, tubirekereawooo
Bwobe yoo, jolaga tonerabiraaa
Bwotuka eyooo, nkusaba tonerabiraa
Loveuuuu, tonerabira
Kiroto kyange kyali kya kukwesigaliza
Bwoba olaba tekisoboke ngambaaa
Gwe manyaa up and down
Yegwee mubanjji gwe nalonda dia madam
Tompa subi tonjjagare nkusaba omutima togurekera embare
Nabalugera agamba emeeme katale
Songa bwovawoo negunyoga anti kare
Kitufuuu, ndimunt era nsobyaa
Mungeri emu obendaraa
Nze nawe teturi bikolaa
Gwe manya nkwesigamako ntii
Ori mpajji yange ID
Yes I will be fine yeah
Al trying how to living off yo love, love love
With you am feeling only down, down down
Kyoba omanya ewange kitalo, talo talo
Ewange gwe master passport, ewuwo nze gwoyita liar
Nyaboo tetukaka love, tubirekereawooo
Bwobe yoo, jolaga tonerabiraaa
Bwotuka eyooo, nkusaba tonerabiraa
Loveuuuu, tonerabira
Hmmm tonerabira
Watch Video
About Tonelabira
More AN-KNOWN Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl