Mumpowe Lyrics
Mumpowe Lyrics by EDDY KENZO
Ntera nga ne nsoma amawulire nanditegende ntya
Nti eno ensi yawunga nadda
Ebinjogelwa ko mbiwulia ne nebuuza nti muffa nga ki baganga bange
Kansoke mbabulire ekyanzjja
Mukyalo kye waffe nenja Nsenga mukibuga eno
Nsonga eyandeeta enkulu muzona
Kwe kutereeza obulamu bwange
Wabula newunya nyo nyo nga mutudde
Nemunteesa ko nga musaankya
Mbu esente Zakola ki azonoona
Azwamu bakaz na kunywa mwenge
Yeno muffa ki no ba dear
Obuwadde obubaluma ndaba nnugu
Nze no nga nyina ebirooto byange
Byenajja ntukirize nzile mukyalo
Kati ekibuuzo kye nyina mikwano jange
Ki kyesikoze kye mwantuma
Ekyo ekibogeza ebigambo gambo
Nemunderesa je muyita
Nemujja munywelako sigala munwe ku munwe
Njaye mayilunji n’embizi okwo
Kati no mundeke
(Nze nazze mukusanyuka)
Aah nze mumpowe
(Temunjogeza binji nyo)
Abange mundeke
Nazalibwa ku digida
Nze mundeke
(
Watch Video
About Mumpowe
More EDDY KENZO Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl