
Paroles de Weekend
...
Paroles de Weekend Par Ugaboys
Ebizibu birabe birabe bulabi
(Ohh birabe bulabi)
Birabe bulabi ohhooo
Ebizibu birabe birabe bulabi
Birabe bulabi
Ebizibu birabe birabe bulabi (Leero weekend)
Birabe bulabi ohhooo
Ebizibu birabe birabe bulabi
Ah Ugaboys so baibe
More fire
Bring it on more fire
Agalifa nze nendeka
Nendeka ebyo ebyegombesa
(Oh ebyegombesa)
Ah Wenzina
Mundeka nga nze nenzina
Hipiyoyoyo Hipiyo
Nze amanyi ebinji mwempita
Anti leero weekend (leero weekend)
Oh kunyumirwa (oh kunyumirwa)
Twesanga mu bbaala (oh ohhh)
Enjoying (Enjoying)
Anti leero weekend (leero weekend)
Oh kunyumirwa (oh kunyumirwa)
Twesanga mu bbaala (oh ohhh)
Enjoying (Oh Enjoying)
Weekend (ba ki boss tubagamba)
Eno Weekend ( Abaniga tubagamba)
Weekend (ba campasser tubagamba)
Eno Weekend ( Ekiro kulabika nga)
Weekend ( mukwano gwo omugamba)
Eno Weekend ( ba boss tubagamba)
Weekend (abaniga tubagamba)
Eno Weekend (Ekiro kulabika nga)
Bingi eno ebindi ku bwongo
If you bring me stress
Pack your things and go
Obudde bwekiro
Mpa nga commando
Noonya bidongo
Wamma bend down low
Linnya ku meeza
If your feeling better
Dugaza emmeeza
Ebyokunywa ku mmeeza
Oh ohh lyaako ku ssente zo
Leero lwelunaku lwo
Tomanya lwogenda
Feeling nice
Feeling nice
Feeling nice (oh feel nice)
Nasigaza kusanyusa ( kusanyuka)
Dj sabattula ( sabattula sabattula sabattula sabattula)
Wadde silina silina Million dollar
Naye nze nfuluma (nfuluma)
It’s a weekend ( sabattula sabattula sabattula)
Anti leero weekend (leero weekend)
Oh kunyumirwa (oh kunyumirwa)
Twesanga mu bbaala (oh ohhh)
Enjoying (Enjoying)
Anti leero weekend (leero weekend)
Oh kunyumirwa (oh kunyumirwa)
Twesanga mu bbaala (oh ohhh)
Enjoying (Oh Enjoying)
Weekend (ba ki boss tubagamba)
Eno Weekend ( Abaniga tubagamba)
Weekebd (ba campasser tubagamba)
Eno Weekend ( Ekiro kulabika nga)
Weekend ( mukwano gwo omugamba)
Eno Weekend ( ba boss tubagamba)
Weekend (abaniga tubagamba)
Eno Weekend (Ekiro kulabika nga)
Ecouter
A Propos de "Weekend"
Plus de Lyrics de Ugaboys
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl