
Paroles de Laba
...
Paroles de Laba Par Ugaboys
Guno Guno omukwano gunsika
Mpola mpola guntwaala
Kubirako Ex wo musekerere
Yafuna omulungi namukyaawa
Ne mulabewo yakuvuma luli nti
Laba obulunji bukisiiwa
Mazima Baby lwewakyaala luli
Nazikiza amataala
Kati manya, Your part of me
Omukwano gwo gutamiiza
Nkwagala bya moze radio
Ne weasel we ndi kukuuma
Bagamba tufanana niwe
Nishaka tuteere obufananyi niwe
Laba laba laba
Laba ka face gwe
Laba ehh laba laba
Kirabe amaaso ohh
Laba ehh laba laba
Laba ku board hii
Laba ehh laba laba
Ekyaana kya mummy ekirungi
Baby ndaga ndaga
Ku byolina kuba kuba
Omubiri gwagala kulya guwe
Ku banana guwe guwe
Gwe ampa pressure
Lemme be your mister
Sweet monalisa
Sili mubi bakutiisa
Webake ku kifuba wano eno
Tuli bakubalumya bano
Sembera eno
Ondage obukodyo bwo
Binji byalema abo
Naddala entunula yo
Sembera eno
Lagako omubiri gwo
Laba laba laba
Laba ka face gwe
Laba ehh laba laba
Kirabe amaaso ohh
Laba ehh laba laba
Laba ku board hii
Laba ehh laba laba
Ekyaana kya mummy ekirungi
Baby laga laga ku byolina
Kubanga omubiri gwagala kulya kulya ku kibala
Baby laga laga ku byolinaaa
Kubanga omubiri gwagala kulya guwe ku bibala
Gwe ampa pressure
Lemme be your mister
Sweet monalisa
Sili mubi bakutiisa
Laba laba laba
Laba ka face gwe
Laba ehh laba laba
Kirabe amaaso ohh
Laba ehh laba laba
Laba ku board hii
Laba ehh laba laba
Ekyaana kya mummy ekirungi
Kubirako Ex wo musekerere
Ecouter
A Propos de "Laba"
Plus de Lyrics de Ugaboys
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl