
Paroles de Saawa Emu
...
Paroles de Saawa Emu Par Ugaboys
Ah ugaboys so
(Nkwambuse ekitanda nkuwe ku banana)
Banana banana
(Obudde mu kiro buwooma nga oli aku banana)
Big one
Am in love nebyo byewakula
Nkulabako nensumagira
Naye ntya muganda wo oyo semakula
Ye N’agayaaye ge bajja kunkuba
Laba your beauty is never regular
Ndi muntu kintabukako
Nenva ku byenkola
Sorry am speaking vernacular
Nkyayiga obugambo bwoluzungu bambi saasoma!
Nze akwagala baibe
Forever i will be your bestie
Saawa ebala daily
Ku kalimi kwenindira omulungi
Wangambye ojja ku saawa emu
(Nkwambuse ekitanda nkuwe ku banana)
Kigenda kutabuka ku saawa emu
(obudde mukiro buwooma ng’olya ku banana)
My baibe ojja ku saawa emu
(Nkwambuse ekitanda nkuwe ku banana)
Kigenda kutabuka ku saawa emu
(obudde mukiro buwooma ng’olya ku banana)
Yingira woyagalira
Ekitabo bikkula woyagalira
Zannyira woyagalira
Omulyango muggule woyagalira
Olimujjawa akwagala waati
Oh my sweetheart
Onanitoa machozi machoni
Oh tuwonane jiyoni
Nze akwagala baibe
Forever i will be your bestie
Saawa ebala daily
Ku kalimi kwenindira omulungi
Wangambye ojja ku saawa emu
(Nkwambuse ekitanda nkuwe ku banana)
Kigenda kutabuka ku saawa emu
(obudde mukiro buwooma ng’olya ku banana)
My baibe ojja ku saawa emu
(Nkwambuse ekitanda nkuwe ku banana)
Kigenda kutabuka ku saawa emu
(obudde mukiro buwooma ng’olya ku banana)
Wangambye ojja ku saawa emu
(Nkwambuse ekitanda nkuwe ku banana)
Kigenda kutabuka kutabuka
(obudde mukiro buwooma ng’olya ku banana)
My baibe ojja ku saawa emu
(Nkwambuse ekitanda nkuwe ku banana)
Kigenda kutabuka kutabuka
(obudde mukiro buwooma ng’olya ku banana)
Ndi tambula kirometers kirometers
Nzije omaleko enyonta nyonta
Bwebuziba bwebuziba
Njagala tubeere babiri babiri
When you call me i come come
Baby do me tata ahh
Kankwongere ebirungo
Maanyi gomugongo Ahha
Oh ma baby
(You di gyal for ma banana)
Baby
(Baby tewali akufanana)
Baby
(Banji batuwalana)
Baby
(Naye kasita nkuyagala)
Wangambye ojja ku saawa emu
(Nkwambuse ekitanda nkuwe ku banana)
Ecouter
A Propos de "Saawa Emu"
Plus de Lyrics de Ugaboys
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl