PALLASO Kalaala cover image

Paroles de Kalaala

...

Paroles de Kalaala Par PALLASO


Bounce like atenor

Your body soft like water in a plastic bag

Be my hero

Pallaso

I know you will never find someone real that love you like i do

Nobody love you like i do

You know

Amaaso yaaka nga musana

Baby ndaba twesana

Skin yo etukula olina ekikuta

Gwe beauty yo siya ku forcinga

Simanyi oba kyendaba okilaba

Wamima okilako olukobaa

Manyi mundabilwamu face yo gulaba

Guno omutima gwaku siima totagala

Oli mulungi kalaala

Amaaso go malungi kalaala

Buli kimu kilungi kalaala

Tukole amaaka amalungi kalaala

Walayi mulungi kalaala

Amaaso go malungi kalaala

Buli kimu kilungi kalaala

Tukole amaaka amalungi kalaala

Ziinamu mukwano kyussa

Njagala ndabe nga wewa myuka

Nyorela ekiwato kyussa

Njagara ndabe nga wewe myuka

Ooooooohh malilidde

Wanteka mukutiya

Love nsula wuwo bitunyumile

Gw byokola nze byenyumirwa oooohh

Amagulu nga gelusse muwe omu keekea

Mukwano mungi ndaga wa wengu teeka

Nze bampitanga lover boy ewaffe jenva

Tobitya topapa kugenda

Oli mulungi kalaala

Amaaso go malungi kalaala

Buli kimu kilungi kalaala

Tukole amaaka amalungi kalaala

Walayi mulungi kalaala

Amaaso go malungi kalaala

Buli kimu kilungi kalaala

Tukole amaaka amalungi kalaala

Ziinamu mukwano kyussa

Njagala ndabe nga wewa myuka

Nyorela ekiwato kyussa

Njagara ndabe nga wewe myuka

Amaaso yaaka nga musana

Baby ndaba twesana

Skin yo etukula olina ekikuta

Gwe beauty yo siya ku forcinga

Simanyi oba kyendaba okilaba

Wamima okilako olukobaa

Manyi mundabilwamu face yo gulaba

Guno omutima gwaku siima totagala

Oli mulungi kalaala

Amaaso go malungi kalaala

Buli kimu kilungi kalaala

Tukole amaaka amalungi kalaala

Walayi mulungi kalaala

Amaaso go malungi kalaala

Buli kimu kilungi kalaala

Tukole amaaka amalungi kalaala

Ecouter

A Propos de "Kalaala"

Album : (Single)
Année de Sortie : 2025
Copyright :
Ajouté par : Farida
Published : May 03 , 2025

Plus de Lyrics de PALLASO

PALLASO
PALLASO
PALLASO
PALLASO

Commentaires ( 0 )

Aucun commentaire pour l'instant



A propos de AfrikaLyrics

Afrika Lyrics est la plus large collection de paroles de chansons et de traductions d’Afrique. Afrika Lyrics fournit les paroles des musiques de plus de 30 pays africains et des traductions de lyrics de plus de 10 langues africaines en français et en anglais.

Suivre Afrika Lyrics

© 2025, We Tell Africa Group Sarl