Paroles de Bwenkwagala
...
Paroles de Bwenkwagala Par PALLASO
Pallaso
Yita ewange ondabeko
Back in the bad tune
Ogwo mukwano si musango
Darling when you feeling like
You need someone akusanyusa Ebyange tuja kugabana
paka kukasuti kano mwenzinila
Kuwe space mukisenge
kwambaze nga biri kumulembe Awasobye ogamba nga
njagala nga ekotti ge masuuka
Nze anti bwe kwagala
Nsoka nekuwa obukade ki kumi Kwambaza gucci versace
kuwanika Eli wagulu ku kalina abiili
Nze anti bwe kwagala
Nsoka nekuwa obukade ki kumi
Ne kuwanika Eli ba Rihanna gyebali
Ne mpita ne shakib we yatuka zari
Nze wendi Onkonako Kasimu kamu
Nkutuka ko
Newejibela milimu jileka Kubali
Kebe mbuzi yenge jileka ku tale
Ate bwekiba kidongo ndigida mubali
Eh nga ndigida mubali
Naaana naanaaaaaa
Yita ewange ondabeko
Naaana naanaaaaaa
Ogwo mukwano si musango
Naaana naanaaaaaa
Baby yita ewange ondabeko
Naaana naanaaaaaa
Ogwo mukwano si musango
Darling kasita owulila
Goyagala nzijje okyamukemu
Esimu kweli okubilako
katanda kange katono na ojako
Sunda mpola ekitanda kyamunaku Otuuse ku musumwa gwobulamu
Buli kimu masavu ku masavu
Ye manyi ki ago golina agatta no'mulalu
Buli lwekulaba manya kisoboka kisoboka ne tweyala
Ndi nawe mubuli kyolota
I wanna be the one you fantasize
Tekyetaga evidence olaba kilabe
Babili nga kato no'mulongo
Babirye Kukwate kumu kono tuzube babili
Tusime nempuku tusule nga bukamuje
Nze anti bwe kwagala
Nsoka nekuwa obukade ki kumi
Kwambaza gucci versace kuwanika
Eli wagulu ku kalina abiili
Nze anti bwe kwagala
Nsoka nekuwa obukade ki kumi
Ne kuwanika Eli ba Rihanna jebali
Ne mpita ne shakib we yatuka zari
Nze wendi Onkonako
Kasimu kamu Nkutuka ko
Newejibela milimu jileka Kubali Kebe mbuzi yenge jileka ku tale
Ate bwekiba kidongo ndigida mubali Eh nga ndigida mubali
Naaana naanaaaaaa
Yita ewange ondabeko
Naaana naanaaaaaa
Ogwo mukwano si musango
Naaana naanaaaaaa
Baby yita ewange ondabeko
Naaana naanaaaaaa
Ogwo mukwano si musango
Nze anti bwe kwagala
Nsoka nekuwa obukade ki kumi Kwambaza gucci versace
kuwanika Eli wagulu ku kalina abiili Nze anti bwe kwagala
Nsoka nekuwa obukade ki kumi kuwanika Eli ba Rihanna jebali
Ne mpita ne shakib we yatuka zari
Ecouter
A Propos de "Bwenkwagala"
Plus de Lyrics de PALLASO
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl