
Paroles de Kindekere
...
Paroles de Kindekere Par LYDIA JAZMINE
The One and Only (Waguan)
Lydia Jazmine
(Bassboi)
Bantonda kukwagala
Era ogwo gwe mulimu gwange
Love nina yiyo sirina ndala
Nina kwagala muntu wange
Tokola kintu nakimu mbadde nsaba
Sikwaago amaaso gendaba
Sikuta baby era kansibe enkaala
Omulimu nina gumu ku kwagala
Ekintu ky'okulovinga, kireke
Ekyo ekintu ky'okumissinga, kireke
Kireke kuba olina asinga
Loving you is my job era
Kindekere (kireke)
Eky'okukwagala kindekere
Ggwe lungiwa ebisigadde obindekere (bireke)
Eky'okukwagala kindekere
Mmmh kindekere (kireke)
Eky'okukwagala kindekere
Ggwe lungiwa ebisigadde obindekere (bireke)
Eky'okukwagala kindekere
Ggwe lungiwa sirika baby
Tobanyega because you got that body
Okay bajja kujonkera be steady (bafere)
Tokafiiramu nga sobbi
Nkwesunga nga musaala (ggwe ggwe ggwe)
Toli musujja naye nkulwaala (ggwe ggwe ggwe)
Nze kankukombe bwaala (ggwe ggwe ggwe)
Mpa wadde omukwano maala
Kennalaba ku ka face ko ndi mugumu
Singa omanyi engeri gye mpuliramu
Kibaluma nze naawe nga tuli kimu
Ffa kubirara naye, yee, eky'okukwagala
Kindekere (kireke)
Eky'okukwagala kindekere
Ggwe lungiwa ebisigadde obindekere (bireke)
Eky'okukwagala kindekere
Mmmh kindekere (kireke)
Eky'okukwagala kindekere
Ggwe lungiwa ebisigadde obindekere (bireke)
Eky'okukwagala kindekere
Bantonda kukwagala
Era ogwo gwe mulimu gwange
Love nina yiyo sirina ndala
Nina kwagala muntu wange
Tokola kintu nakimu mbadde nsaba
Sikwaago amaaso gendaba
Sikuta baby era kansibe enkaala
Omulimu nina gumu ku kwagala
Ekintu ky'okulovinga, kireke
Ekyo ekintu ky'okumissinga, kireke
Kireke kuba olina asinga
Loving you is my job era
Kindekere (kireke)
Eky'okukwagala kindekere
Baby you should let me love (bindekere, bireke)
Eky'okukwagala kindekere
Let me be the one, kindekere (kireke)
Eky'okukwagala kindekere
Ggwe lungiwa ebisigadde obindekere (byonna bireke)
Eky'okukwagala kindekere
Kindekere
Kindekere
Ecouter
A Propos de "Kindekere"
Plus de Lyrics de LYDIA JAZMINE
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl