Sidda Nyuma Lyrics
...
Sidda Nyuma Lyrics by Empe Collins
Yoo empe empe
Empe byebi nah
(the best tunes records)
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eee
Ansaba ssimuwa natansaba ssimanyi oba ayagala
Nze ssigaba kuva dadada awakana gwe buuza mummy
Scovie eh eh mukawempe ne kaleerwe nga tubiibya okusiinga galaxy
Siddo siddo yabaanga mu allstar nga ffe abassigadde tuba muniigina
Timo timo yanywaanga buli kyalaba kabula katono anywe nekunkali eh eh
Okunyumilwa ffe yeyali ensonga tetumanyi kukino kyebayita
Okwemoola gwe ani afuuse ensooga nga nekatonda akimanyi
Twenyumirwa twazinanga bamusakata ngo oluusi tuzina netonsukuma
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eeee
Tukuba ndongo kundongo atabisobola kwata kumugoongo
owekigele kyusa ku sock mwe mulinde abakyali ku chork ah
ffe twakoowa ebitunyiiza nokulilaana abo ababulirira
yeffe abaana ba mungu aba
Falao bakoma ku mulembe guli
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Eddy kenzo teyadda nyuma ne Spice oyo teyadda nyuma
ne Sheebah Teyadda nyuma
Empe byebi nange sidda nyuma ne ne
Nessimu teyadda nyuma
Daddy Andre teyadda nyuma attandika todda nyuma
Nero beats naawe todda enyuma
Watch Video
About Sidda Nyuma
More Empe Collins Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl