
Bagutabudde Lyrics
...
Bagutabudde Lyrics by Empe Collins
(Nero nero on the beat
The best tunes records)
Eyalala lalala la
Empe byebi vvu
Guno omukwano bagutabudde
Ebyalaali bagutabudde balimba
Buli akuwaanye gwogabudde
Bulijjo nze omalira budde olimba
Laba mumikwano nzena nswadde
Nzizeekoo ki mpulira ntidde nali nemalayo
Nga nzena nkwewadde
Mumotoka yo nga ntudde nteledde
Nga aboogela maliriza mbassekeledde
Benanyiiza ndiwaansi nfukamidde
Kuva eyo wansi ngaffe tutoba
Ebizibu byensi ebyo netubipambanaana
Tubadde babili nga method ekkola
Abateguzi laba webakujje kubbalaala
Nkolentya nze abadde yamatira
Nga unknown ondimuunda eli mumutima
Zagathat naana owewaange yebaamuttuteda
Zagathat naana owewaange yebamuttuteda
Guno omukwano bagutabudde
Ebyalaali bagutabudde balimba
Buli akuwaanye gwogabudde
Bulijjo nze omalila budde olimba
Laba mumikwano nzena nswadde
Nzizeeko ki mpulira ntidde
Nali nemalayo nganzena nkwewadde
Mumotoka yo nga ntudde nteledde
Nga aboogela maliriza mbassekeledde
Benanyiiza ndiwaansi nfukamidde
Buli amuwaanye gwagabuddee oh gwagabudde
Nze ssimanyi oba nze atamiddee
Mbadde mwenda Yino
Eno love enumye nyo yee mbadde mwenda yino
Oba nze nkolee ntya ne heartbreaking
Guno omukwano bagutabudde
Ebyalaali bagutabudde balimba
Buli akuwaanye gwogabudde
Bulijjo nze omalila budde olimba
Laba mumikwano nzena nswadde
Nzizeeko ki mpulira ntidde
Nali nemalayo nganzena nkwewadde
Mumotoka yo nga ntudde nteledde
Nga aboogela maliriza mbassekeledde
Benanyiiza ndiwaansi nfukamidde
Empe byebe
Watch Video
About Bagutabudde
More Empe Collins Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl