Golola Ekkubo Lyrics
Golola Ekkubo Lyrics by KING SAHA
Nkukwasiza obulamu bwange
Hmmh gw'omanyi obunafu bwange
Ndi ku lujji lwange mbuyaana bwenge
Ninze gwe Katonda wange, ruhanga wange
Allah wange gw'omanyi amajja gange
N'amagenda gange, gwamanyi ebintu byange
Nkwasa n'abantu bange, Gwamanyi ebyaama byaffe
Nebintu byaffe, tugololere amakubo gaffe
Golola ekubo, golola ekubo, golola ekkubo
Golola ekubo, golola ekubo, golola ekkubo oh
Gula ekubo, gula ekubo ssebo, Gula ekkubo
Oh, gula ekkubo oo, gula ekkubo oo oh
Wayogera kigambo
Nenfuuka omuntu, eey ah
Sirikuvaamu, si muzanyo
Siryekyuusa, ee he
Nkimanyi nti osobola (Osobola)
Teri kikulema osobola (Osobola)
Oli wamanyi osobola(Osobola)
Gula ekkubo osobola
Golola ekubo, golola ekubo, golola ekkubo
Golola ekubo, golola ekubo, golola ekkubo oh
Gula ekubo, gula ekubo ssebo, Gula ekkubo
Oh, gula ekkubo oo, gula ekkubo oo oh
Nkimanyi nti osobola (Osobola)
Teri kikulema osobola (Osobola)
Oli wamanyi osobola(Osobola)
Gula ekkubo osobola
Nkimanyi nti osobola (Osobola)
Teri kikulema osobola (Osobola)
Oh oo osobola (Osobola)
Uuh, mukama osobola
Golola ekubo, golola ekubo, golola ekkubo
Watch Video
About Golola Ekkubo
More KING SAHA Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl