SHEEBAH Ninda cover image

Paroles de Ninda

Paroles de Ninda Par SHEEBAH


Sabula
Ah baby where are you?
Tns
Ah baby where are you?
Ah baby where are you?

Tomanyi gwe bulijjo byempitamu
Buli wendowooza gwe mbubamu
Tonyumya ebyo byona byobaddeko
Kolabiseko boy sikuta
Kati siibula byonna byobadeko
Yaniliza omukukwano omupya gwenin
Sangula amanya g osweetiza
Eryange limu lyokka lyob oyita
Nze nalina omukwano ogugwo era mubujjuvu
Nenguma nenkulinda ogutikkule
Saapapa bwenalaba abakwefasa
Nenguma nankulinda ogutikkule
Tondeka mumaziza
Yiyiza wondabila gwe nigga
Byendabye mbilabye
Obadde obulidde wa okunumya

Bulijjo obulidde wa nga nkulinda linda
Linda linda lindaa
Nzenna nembuguma mundaa
Nga nze ndi eno ninda
Ebipenzi nebintuga nga nfaa
Ninda linda linda
Embooko zambabula nzenna baibe
Nga nze ndi eno ninda

Sometime i wonder ki nkufiirako
Nga nabantabbila muli kimu
Nebakabaka baamawanga babakusimbako
Ngenda naawe omutuufu, sidda mabega
Nga onangwa olega
Please leave the guy
Alabika andoga
Lwaki muberako nga muketta
Nga ate yewange twaateesaa
Tugende tutandike ekikuleese
Baneyiba batandike okuyega ate
Leka nsuleko bambi mukifuba kyo
Weebale kujja yingilawoo

Bulijjo obulidde wa nga nkulinda linda
Linda linda lindaa
Nzenna nembuguma mundaa
Nga nze ndi eno ninda
Ebipenzi nebintuga nga nfaa
Ninda linda linda
Embooko zambabula nzenna baibe
Nga nze ndi eno ninda

Gwe lwaki oninza, ye lwaki onimba
Abatesi nga bantenda
Nze nzmbiipinga, nga tonkoolinga
Mbweeno baibe natiina
Nkulinze n omukwano gwo ngulina
Mulubuto neba kid bo mbalina
Akayimba nkuyimbidde baibe jila
Omukwano munji guli eno kima
Ekindeera okugoba abasigadde
Bazunga bakyeetala tebatudde
Jangu leeta eno oli waddala osaanila ettendo
Size yange eno
Abanvuganya bambi munveeka

Bulijjo obulidde wa nga nkulinda linda
Linda linda lindaa
Nzenna nembuguma mundaa
Nga nze ndi eno ninda
Ebipenzi nebintuga nga nfaa
Ninda linda linda
Embooko zambabula nzenna baibe
Nga nze ndi eno ninda
Ninda linda linda
Nga nze ndi eno ninda

Ecouter

A Propos de "Ninda"

Album : Samali (Album)
Année de Sortie : 2020
Ajouté par : Farida
Published : Aug 17 , 2020

Plus de lyrics de l'album Samali

Plus de Lyrics de SHEEBAH

Commentaires ( 0 )

Aucun commentaire pour l'instant



A propos de AfrikaLyrics

Afrika Lyrics est la plus large collection de paroles de chansons et de traductions d’Afrique. Afrika Lyrics fournit les paroles des musiques de plus de 30 pays africains et des traductions de lyrics de plus de 10 langues africaines en français et en anglais.

Suivre Afrika Lyrics

© 2025, We Tell Africa Group Sarl