Paroles de Nalwawo
Paroles de Nalwawo Par SHEEBAH
Leeta nange ndeete
Njagala nkube nga akuba
Leeta nange ndeete eh
Mwaana queen Sheebah wenkuba
Naawe eyo nga akuba
Nessimu negoma nga akuba eh
Murder eh
Nasooka kubonga ne muganda wo
Njagala kutuukabo eyo joosula
Njagala kumanya ki kyokola
Njagala kumanya kyooyoga nkuleetere
Nkuleetere njagala nkweesooke
Nkutwaale ewaffe nkweekwekeree
Njagala nkwaagale wekka wekka
Nange onjagale nzekka a
Lwaki okweka face
Nga ate omanyi wankubako ako ka face
Lwaaki oyagala defence
Baibe njagala obeewo gwe beera defence
Nalwaawo okusanga
Nalwaawo ebilunji obiggamba
Nalwaawo mukwaano okkuwaanaaa
Nalwa na wooooo
Nalwaawo n okusaanga
Nalwa na wooooo
Nalwa na wo ebintu byo byanyonoona
Nalwa na wooooo
Nalwa na wo nalwaawo naye nze ndiwo
Nalwa na wooooo
Wadde nalwaawo naye tonsuula wo o
Nalwa na wooooo
I love you more and I want some
Am yo beautiful yo handsome
Love you, love you tam
Naawe tudduka ssanyu
Love you tell me now
Amasasi tegatukuba
Naawe tuduuka
Njagala nawe nno tweetale bbala
Tusongee tusonge
Love yange nawe era tusonge
Ssifaayo oba nsooke osooke haaha
Baby tusonge
Nawe beera omuntu wange
Amaziga tugakweeke
Yadde nalwaawo nyo okusanga
Nalwa na wooooo
Nalwaawo n okusaanga
Nalwa na wooooo
Nalwa na wo ebintu byo byanyonoona
Nalwa na wooooo
Nalwa na wo nalwaawo naye nze ndiwo
Nalwa na wooooo
Wadde nalwaawo naye tonsuula wo o
Nalwa na wooooo
Ekintu kyaffe kyaakula
Kasita waneesiga nakwesiga
Mwaana gwe ebyaddala
Oli namba emu mweebyo byookola
Njagala nyo byookola
Obisaamu obuntuntu obunji bunyuma
Njagala omponye ekkila
Njagala onumye enjala
Njagala ompe ku supper
Oba dinner oba ekiliwo kyonna
Ono ye mututte omugati gwonna ngulidde
Anganba muwonye attack
Naye nange mpulila mponye attack
Omwaana agenda kunkubya attack
Nalwa na wooooo
Nalwaawo n okusaanga
Nalwa na wooooo
Nalwa na wo ebintu byo byanyonoona
Nalwa na wooooo
Nalwa na wo nalwaawo naye nze ndiwo
Nalwa na wooooo
Wadde nalwaawo naye tonsuula wo o
Nalwa na wooooo
Nalwa na wooooo
Nalwa na wooooo
Nalwa na wooooo
Ecouter
A Propos de "Nalwawo"
Plus de lyrics de l'album Samali
Plus de Lyrics de SHEEBAH
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl