Paroles de Byampeta
Paroles de Byampeta Par PRINCE OFFICIAL
Hehe prince official(POM)
King allan (Bababanaj )
Baba kumapeesa
Nkwagala munange baby byampeta
Nafuna bangi bonna baweta
Nsubiza oliba wange lubeelelaaaa bambi tolidduka
Eeh dear byampeta
Nafuna bangi bonna baweta
Nsubiza oliba wange lubeelelaaaa bambi tolidduka
Okay hmmm
Kankutijjise nkubise ebipande mu paaka
Tusanyalaze emisege gilwekika
Tubalage hardness nebwebakola attack
Silikulekelela newooliba mulwadde wabwooka
Newooliba okooye ndi kuweeka ku back
Newebukya nonkoowa sikulekela shark
Newebasimbawo awo winnie sheebah ne vinka
Ndisala amagezi nembakubisa jockey
Bwendisobya nga neyala awo embooko nga enyooka
Newewaliba wafunda olinkubila mu decker
Kyenkusaba onyambe totambula ne Baker
Byenkugambye wobigaana ebiddilila kuttunka
Byampeta
Nafuna bangi bonna baweta
Nsubiza oliba wange lubeelela bambi tolidduka
Eeh dear byampeta
Nafuna bangi bonna baweta
Nsubiza oliba wange lubeelela bambi tolidduka
Njagala obeele ma morning star
Nga sizukuka unless I see yo smile
So baby open ma file
Togenda gwe lindako aka while
Baligamba banji nti ondoga
Sikweeno love jyo onyambaza john Ontuga
Omutwe silina gwandiga
Njakuwulila newokolola nga nzijja
So baby be ma omega
Wulila byange vvakubano ba onega
Oonaaannaannaa yeleleeelleeee
Nkwagala munange baby byampeta
Nafuna bangi bonna baweta
Nsubiza oliba wange lubeelela bambi tolidduka
Eeeh dear byampeta
Nafuna bangi bonna baweta
Nsubiza oliba wange lubeelela bambi tolidduka
Omutima gunnuma
Gwo gulina kyeguntuma
Nkukube kiss kutama
Bwosemeleyo kinnuma
Kiki Nikola nga bwotyo
Nabadde mukilooto
Nga tukumye ku mwoto
Tusembeledde Kyoto
Bwenkusaba ride
ngule minute maid
Byewanzizeemu binkanga sikyalina pride
mbu ate ela ndi ride
Oba nywa ne crude
Gwe ongamba ndi bad
Abalala bangaamba good
Nze akusaba chance
Nzijje nkubise emyasi
Sili wa layisi
Buuza kuba good guys
Leka numeko bite
I do wanna hold u tight
Abakusembelela mpozzi betaaga fight
Naye nga nkwagala baby sikukisa
Eno love yaddala siyakugezesa
Oyaka nga ekimuli ekito ekimulisa
Target nga ndi mulamu gwe kukuwasa
Nkwagala munange baby byampeta
Nafuna bangi bonna baweta
Nsubiza oliba wange lubeelelaaaaa
Bambi tolidduka
Eeeh dear byampeta
Nafuna bangi bonna baweta
Nsubiza oliba wange lubeelela bambi tolidduka
Ecouter
A Propos de "Byampeta"
Plus de Lyrics de PRINCE OFFICIAL
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl