Paroles de Zakayo
Paroles de Zakayo Par KING SAHA
Nessim Pan Production
Eeh
Ssebo Omuwoza wakatale
Nkyakubanja ne bisaale
Ofakyi okweyita omutume
Buli omu omufukire omulabe
Oyagala kuyomba, kuyomba
Ebibyo byakuyomba Ssebo
Oyagala kulwana
Obulwa na kulwana na Katonda Ssebo
Gwe Offakyi, Offakyi alipila eggali
Gwe Offakyi, Offakyi
Gwe atava ku bana baabandi
Gwe! vakubana babandi
Kyilikusula mu gaali
Abo abaana babandi baveko
Nabo bayinamu amanyi
Hey sha
Wewale Empalana, Zakayo
Bino byansi byakuleka, Zakayo
Basi bwekuleka, Zakayo
Olisika Omuguwa, Zakayo
Wewale Empalana, Zakayo
Bino byansi byakuleka, Zakayo
Basi bwekuleka, Zakayo
Oh Olisika Omuguwa, Zakayo
Omululu, Omululu, Omululu
Omululu Ogwo ogwobukulu
Ogwo gutukuyiisa abasiru eeh
Kankole okubee eh
Neme okubera nga abo
Asaba ekiddo oh
Nadayo era Anko
Kankole okubee eh
Neme okubera nga abo
Asaba ekiddo oh
Nadayo era Anko
Wewale Empalana, Zakayo
Bino byansi byakuleka, Zakayo
Basi bwekuleka, Zakayo
Olisika Omuguwa, Zakayo
Wewale Empalana, Zakayo
Bino byansi byakuleka, Zakayo
Basi bwekuleka, Zakayo
Oh Olisika Omuguwa
Zakayo Omuwoza wakatale, Owakatale
Lwaki wefuze akatale, Owakatale
Buli kintu okala nga bwosanze, Owakatale
Bangamba wawasa kulwe Mbale, Owakatale
Zakayo Omuwoza wakatale, Owakatale
Lwaki wefuze akatale, Owakatale
Wewale Empalana, Zakayo
Bino byansi byakuleka, Zakayo
Basi bwekuleka, Zakayo
Olisika Omuguwa, Zakayo
Wewale Empalana, Zakayo
Bino byansi byakuleka, Zakayo
Basi bwekuleka, Zakayo
Oh Olisika Omuguwa
Wewale Empalana, Zakayo
Bino byansi byakuleka, Zakayo
Basi bwekuleka, Zakayo
Olisika Omuguwa, Zakayo
Wewale Empalana, Zakayo
Bino byansi byakuleka, Zakayo
Basi bwekuleka, Zakayo
Ecouter
A Propos de "Zakayo"
Plus de Lyrics de KING SAHA
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl