Paroles de Ssala Puleesa
Paroles de Ssala Puleesa Par KING SAHA
Kanfune we ntuula, ha aah
Mbabuulire eno emboozi, hmmm
Emboozi zange, eeh zonna
Zibeera za mukwano, eeh
Naye leero, ooh
Ebintu bitaamu eno, eeh
Ebintu mbikwasa eno, ooh
Kye mmanyi naawe obikwasa eyo, aah
Nina ekirooto ekyo, aah
Manyi luliba olwo, eeh
Abadde ampaana eno, eeh
Kati yafuuse ngo, eh ooh
Onyiize tonkuba
Obusungu bungi naawe
Ssala puleesa naawe
Ogenda kwetta ate bankyawe
Onyiize tonkuba
Obusungu bungi naawe
Ssala puleesa naawe
Ogenda kwetta ate bankyawe
Say, Say, what you wanna say, hmmm
Do, Do, all you wanna do, hmmm
In this life, life, my love is so so fine, yeah
Life ya kupangapanga ng’asotta boda, eeh
You make it sweet, eh eh ah
Onyiize tonkuba
Obusungu bungi naawe
Ssala puleesa naawe
Ogenda kwetta ate bankyawe
Onyiize tonkuba
Obusungu bungi naawe
Ssala puleesa naawe
Ogenda kwetta ate bankyawe(Sabula)
Ebintu mbikwasa eno, yeah
Naawe bikwase eyo
Nina ekirooto ekyo
Manyi luliba olwo
Abadde ampaana eno, yeah
Kati yafuuse ngo, ooh
Onyiize tonkuba
Obusungu bungi naawe
Ssala puleesa naawe
Ogenda kwetta ate bankyawe
Onyiize tonkuba
Obusungu bungi naawe
Ssala puleesa naawe
Ogenda kwetta ate bankyawe
Busungu bungi naawe
Ssala puleesa naawe
Ogenda kwetta ate bankyawe
Ecouter
A Propos de "Ssala Puleesa"
Plus de Lyrics de KING SAHA
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl