Paroles de Ekyaana
Paroles de Ekyaana Par FEFFE BUSSI
Do do do dat
Gatujja my heart
(One Production)
FBM
Nkuwulira gwe
Chance olina, emikisa olina
Olinga eyariko America
Eh yeah yeah
Wafuna, na'bassajja abnayiwamu ekijja
Bakuyisa nga star
Mu baala ne table olina
Huh zi deleya nya
Ekiwaato kyo
Nkisunako nga guitar
Buli lwenkulabako mbera
Nejussa nsiba neyisa
Nonya gwe wekka
Bulamu, bunyuma olina ekyaana
(Ngo'lina ekyaana) Ekikesa
Kinyuma olina omwaana
Bulamu, bunyuma olina ekyaana
(Ngo'lina ekyaana) Ekikesa
Kinyuma olina omwaana
(Ngo'lina ekyaana)
Mubudde bwe'kiro eno
Kati nga oli mu kupanga
Bana bawala besonda, nebakiika
Eza Uber kusonda
Bwaba akugulira akameere no'lya
Nemwenyigira mukasonda
Ffe tudda waka eti muda waka
Gwe no'li nze n'oli
Situation yakukaka
Ninga nga eyalwadde enkaka
Arafa Mugambe oyo, tugenda kka
Lero tudda waka baibe
Bulamu, bunyuma olina ekyaana
(Ngo'lina ekyaana) Ekikesa
Kinyuma olina omwaana
Bulamu, bunyuma olina ekyaana
(Ngo'lina ekyaana) Ekikesa
Kinyuma olina omwaana
(Ngo'lina ekyaana)
Nkwagala omu bwoti, sikikukweka
Wakolamu nga chagga boti
Do do do dat gatujja my heart
Nkuliyo yitayo ondabeko ku lunch
Onkutudde zi cratch , toli na copycat
Nkuloga bwo'kwata ku mulungi wange fatty
Situation yakukaka
Ninga nga eyalwadde enkaka
Arafa mugambe oyo, tugenda kka
Lero tudda waka baibe
Bulamu, bunyuma olina ekyaana
(Ngo'lina ekyaana) Ekikesa
Kinyuma olina omwaana
Bulamu, bunyuma olina ekyaana
(Ngo'lina ekyaana) Ekikesa
Kinyuma olina omwaana
(Ngo'lina ekyaana)
Ecouter
A Propos de "Ekyaana "
Plus de Lyrics de FEFFE BUSSI
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl