Paroles de Gulu (Emboozi Ye Gulu)
Paroles de Gulu (Emboozi Ye Gulu) Par FEFFE BUSSI
Gulu gulu gulu
Story ye gulu yes
Sibuli a genda egulu
Mbu aba a genze mugulu
Nebwaba alabye Mr gulu
Ekyo kitwale nga kikulu
FBM, Feffe Bussi
Kabaka mu rap master nga
Feffe busi wo muko wa
Bino mbyogeira sitidde
Nga ndi free mama yankuza
Ngamba biino ebyensi temuli
Once upon a time twatandika association
Ba super star twegasse ne determination
Tufunye meeting operation wealth creation
Mbu bagala kyussa music industry Yeeno nation
Twali tumanyi feena tuli ku one mission, vision
Kumbe abalala balana ezabwe intension
Gwe ayagala osolvinga gulu equation
Nakatandika tega amatu, you pay attention
Yes, okugenda e gulu bakuwa nsale saale
Security tight okutuka ku saleh, saleh
Abaamu banonayo sente babale
Eno verse one linda verse two
Nze nyonyole luno lwelugendo lwange
Gulu, kano keka boozi kange
Gulu wulira akaboozi kange
Gulu ku lwelugendo lwange
Luno lwelugendo lwange
Gulu, kano keka boozi kange
Gulu wulira akaboozi kange
Gulu ku lwelugendo lwange
Yo! Lwali lwakutanu kumakya sawa bili
Tutudde munziga ne babali
Tunonye weasel, paka wa
Ne yategesse asazze aka viri
Kabako ne saha bo baliwo awo kubali
Nga bwetulindako na abalala ba chali
Emu yavuga okuva ewa sylivia awori musimbude
Ko ffe katwesoge egali
Olungendo lwa gulu lwali luwanvu
Kwolo kabak oye yajila mumpale mpanvu
Abamu ekibatutute mbu kuwona bwavu
Abalala ebinyiza mu industry biwanvu
Tuvuze akatemerero gatandise okutubuma
Tugudde mikiido batuyimiliza ekaruma
Masimu gakubye mbu waliwo baano abaaze Ba star
Order neva wagulu mbu bajje
Awo tuiyisewo paka gulu mu town
Tufunyr wetupowa hoteli Acholi in
Tutumiza ebyokulya balese chips
Tuyobye anti baludewo oleta drinks
Eno ba waitress bwetusaba pic bwebetala bwetutyo
Paka ku pillow mbisi, tewelabila ekyatututte yali meeting
Belako third verse wi yuh proceeding
Luno lwelugendo lwange
Gulu, kano keka boozi kange
Gulu wulira akaboozi kange
Gulu ku lwelugendo lwange
Luno lwelugendo lwange
Gulu, kano keka boozi kange
Gulu wulira akaboozi kange
Gulu ku lwelugendo lwange
Yo! Nali manyi, abayimbi bazukuka late
Olunaku lwa meeting, abantu bakela ku gate okukakana
Bakilizako abamu baba ganye, ela abalala balindila
Mu hoteli banaye, tewalwa meeting nga etandika na biddi
Amaaso gange ngenda okulaba ndaba ragga dee
Fina masanyalaze alimabega wa cindy
Big eye king Michael simanyi ndaba bulungi
Ronald ma yinja naye yali yazze mu suti nga yebise
Yena yena alinga alimu mu kabuti nafulumamu wabwelu
Nze nensoka nseke, nga ndaba twogera
General ali kuka sigala ke
Tumugambye tumunyonyode ensonga za copyright
Atugumiza mbu kyebaliko kijja kuba alright
Laba bwatugamba ku one music center
Netumubuza mwebuza kwa ani nga mubileta
Ffe baa stake holder, ffe baa share holder
Ffe abamanyi byetwetaga ogrowinga stronger
Okukayana nekutandika wire zivudeko
Ragga dee bamusomedde bweyewozako
General atugambye mbu yasasula
E concert tuyimbile ku tv batusasule tuwone poverty
Netumugamba boyi gwe boziwa ba tuba
Ko yee sitya loss nze mwana nebwebananziba
Luno lwelugendo lwange
Gulu, kano keka boozi kange
Gulu wulira akaboozi kange
Gulu ku lwelugendo lwange
Luno lwelugendo lwange
Gulu, kano keka boozi kange
Gulu wulira akaboozi kange
Gulu ku lwelugendo lwange
Ecouter
A Propos de "Gulu (Emboozi Ye Gulu)"
Plus de Lyrics de FEFFE BUSSI
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl