Paroles de Mboona
Paroles de Mboona Par DAVID LUTALO
Wakkiriza nootangana, omutima nkuwadde nootwala
Kati ate ondaga nkoona
Omukwano gunkutte gunkoona
Ggwe tunuulira engeri gyenfaanana yogera lwaki tokyampuuna
Nkola nze byonna sikygaana
Omutawaana kunzirusa nga oba waliwo eyakunsoona
Ebyenju mu kisenge eeh
Tebabinyumiza batuuze eeh
Naye ggwe abireese eeh
Amakaago agasudde eeh
Baby oh naa
Wangamba teri alikunsoona
My sweet mboona
Mukwano lwaki ombuny’ensonda
Baby oh naa
Wangamba teri alikunsoona
My sweet mboona
Mukwano lwaki ombuny’ensonda
Lwaki wenkugalba weefuula busy
Bwennyomba ogamba ndi nnyanyaagize
Mbu nninganga lumonde mu kaveera agaze
Kyusaamu baby olinzija emize
Mimi na wewe we nze naawe
Wawili li milele na milele le
Abajega abansekerera beekyawe
Nga binyuma tusonga mbele lele
Omukodo tofuuka toyonoona
Olimu amasannyalaze gannuuna
Bino byewatandikawo binkanga
Ompolomya nninga nga mpaabaana
Baby oh naa
Wangamba teri alikunsoona
My sweet mboona
Mukwano lwaki ombuny’ensonda
Baby oh naa
Wangamba teri alikunsoona
My sweet mboona
Mukwano lwaki ombuny’ensonda
Essanyu lyange limpe eeeeh
Buli lunaku mba ready eeeeh
Jangu eno nkuweeke eeeeh
Nkuwe move ekukeete
Ani annyingirira ayagadde antabangule
Ngenda kumufuula nseenene mukongole
Bwotawuuna ehee eee
Ndeeta laeig unaniona eheee eee
Teriiyo mulala kebera yonna ehee ee
Kila siku nataka ku kuona ehee eee
Kiki opapapapa ondeke ogende
Ng’ensonga wazitankudde
Onsuulira ani baibe
Pretty pretty uhmmm
Baby oh naa
Wangamba teri alikunsoona
My sweet mboona
Mukwano lwaki ombuny’ensonda
Baby oh naa
Wangamba teri alikunsoona
My sweet mboona
Mukwano lwaki ombuny’ensonda
Ecouter
A Propos de "Mboona"
Plus de Lyrics de DAVID LUTALO
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl