Paroles de Bikunta
Paroles de Bikunta Par CITY ROCK
Nkuyita baby my love
Baby my love
Gwe oliwa baby my love?
(Andre on the beat)
Biveeko ebyo byongamba
Mbu ngende nzekka
Fuba okikole wakiri
City Rock!
Ondeka otya mu bikunta
Mu bikunta, mbu mbeere nzekka
Ku eno empewo ekunta
Ekunta, mbu mbeere nzekka
Sikuleka mu bikunta
Mu bikunta, mu bikunta
Mu eno empewo ekunta
Ekunta, ekunta
Mazima leero, beera mwenkanya leero
Nsaba olwaleero, tukikole naawe olwaleero
Bwoba olina zi program
Baby nze asooka program
Mpozi ng’ononyako kikyamu
Ah aa ah aa, motoka gireke tulinye ka booda
Scooter, Scooter
Nkutwale gye nakusuutira
Nkusuutira, dakiika bbiri wakiri
Hee hee, fuba okikole wakiri
Hee hee
Ondeka otya mu bikunta
Mu bikunta, mbu mbeere nzekka
Ku eno empewo ekunta
Ekunta, mbu mbeere nzekka
Sikuleka mu bikunta
Mu bikunta, mu bikunta
Mu eno empewo ekunta
Ekunta, ekunta
Sikuleka omutima gugunda
Nkimanyi ontaawa, ontaawa taawa ye
Sikuleka mu bikunta, teri kubonabona
Eno ye saawa saawa ye
Girl you no waste my time
Girl you know you dey for my life
Girl you know you gat my mind
Nkuyita baby my love Baby my love
Gwe oliwa baby my love? Baby my love
Dakiika bbiri wakiri, hee hee
Fuba okikole wakiri, hee hee
Ondeka otya mu bikunta
Mu bikunta, mbu mbeere nzekka
Ku eno empewo ekunta
Ekunta mbu mbeere nzekka
Sikuleka mu bikunta
Mu bikunta, mu bikunta
Mu eno empewo ekunta
Ekunta, ekunta
Kantu katono ko kazira mu liiso
Kampe nzigwemu ebyekwaso
Am waiting for you to say so
Say so
Oyagala nkyuse tone eve mu base edde mu stereo?
Oyagala nyimbemu akayimba enkya nkere ngende mu studio?
Oyagala otya? Nkikole ntya? Oyagala otya?
Mbulira njagala ntandike kati
Ondeka otya mu bikunta
Mu bikunta
Mbu mbeere nzekka
Ku eno empewo ekunta
Ekunta, mbu mbeere nzekka
Sikuleka mu bikunta
Mu bikunta, mu bikunta
Mu eno empewo ekunta
Ekunta, ekunta
Ecouter
A Propos de "Bikunta"
Plus de Lyrics de CITY ROCK
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl