EEZZY Wulira Omuziki cover image

Wulira Omuziki Lyrics

Wulira Omuziki Lyrics by EEZZY


Leero njagala kuwenga njagala kugwa ddalu
Ensawo bulijo nyivu (leero nsanyufu mu)

Kati buli kyembade nga nsubwa njagala nkikolemu
Bano baana bawala njagala mba
Ba don Nasser ndaba bajooga (njagala njoogemu)
Kagato naguze kapya njagala nvimbemu
Because am in a good mood
A very very good mood
Leero am in good mood
A very good mood
Mu mu mu

Wulira omuziki woowe, omuziki
Deejay sakata omoziki
Tunyumirwe omuziki
Wulira omuziki yaaye, omuziki
Deejay sakata omoziki
Tunyumirwe omuziki

Luli nze wandaga ama
Notangulira beer
Nange leero kanematire boyi  Nkulage ama
Sijja kugulira beer
Leero nyinama kuzange nzinwe nebanange
Ngabwetunwamu ku shisha ebyana webitukema
Me never keep it on a low
We want everyone to know
Twagala buli omu akimanye nga bwetulina work
Babeera mu bottle
Ffe eno tuba mu bottle
Because am in a good mood
A very very good mood
Leero am in good mood
A very good mood
Mu mu mu

Wulira omuziki woowe, omuziki
Deejay sakata omoziki
Tunyumirwe omuziki
Wulira omuziki yaaye, omuziki
Deejay sakata omoziki
Tunyumirwe omuziki

Rico, panda
Leero njagala kuwenga, njagala kugwa ddalu
Ensawo bulijo nuivu (leero nsanyufu mu)
Kati buli kyembade nga nsubwa njagala nkikolemu
Bano baana bawala njagala mba
Ba don Nasser ndaba bajooga (njagala njoogemu)
Because am in a good mood
A very very good mood
Leero am in good mood
A very good mood
Mu mu mu

Wulira omuziki woowe, omuziki
Deejay sakata omoziki
Tunyumirwe omuziki
Wulira omuziki yaaye, omuziki
Deejay sakata omoziki
Tunyumirwe omuziki

Luli nze wandaga ama
Notangulira beer
Nange leero kanematire boyi  Nkulage ama

Watch Video

About Wulira Omuziki

Album : Wulira Omuziki (Single)
Release Year : 2021
Added By : Farida
Published : Jan 05 , 2021

More EEZZY Lyrics

EEZZY

Comments ( 0 )

No Comment yet



About AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2025, We Tell Africa Group Sarl