Mulungi Lyrics
Mulungi Lyrics by EDDY KENZO
Mukuma mulungi
Mukuma mulungi
Sawa ! Sawa ! sawa leh
Sawa sawa sawa leh
Abakkiliza tuyimbe
Sawa leee
Obulungi bwo mukama
Bwebumyusa ensaali
Obulungi bwo bwe’bwaalula emigga
Bwebwaawul’enyanya ate ela mu mina
Obulungi bwo bwebugonza ebikaluba
Obulungi bwo mukama obwanfuula omuntu
Yeah eh
[CHORUS]:
Tuyimbe, sawa lee
Tugambe, sawa lee
Oh abakiliza
Tuyimbe sawa lee
Tuyimbe sawa lee
Oh muungu wee
Mukama mulungi nyo
Mukama mulungi bya Nsusso
Hey yeah
Ente enywe gadugala
Mwemuva ameelu
Labo ono yazalibwa kaddugala
Kyokaa yakozessa abeelu
En’ensi kekyuuke
Ekyuuke kasita mukama gyali
Takyuuka
Abantu bakyuuke, bakyuuke
Kasita Mukama waali
Takyuuka
Ebigenda bigende bigende
Kasita Mukama Waali
Taligenda
Abakiliea muliwa
Kandabe emikono
Muliwa mbalabe
Tuyimbe, sawa lee
Tugambe, sawa lee
Oh abakiliza
Tuyimbe sawa lee
Tuyimbe sawa lee
Oh muungu wee
Mukama mulungi nyo
Mukama mulungi bya Nsusso
Nze atalina maanyi galwaana
Tewagampa
Wampa bwongo buno bwenkyanga
Olwo nensarvivinga mu mawanga
Kati nkusaba ompe amagezi noolutegeela
Ebintu byenkola byonna
Mbe nga mbitegeela
Abanimilila mukama mbakukwaasa
Tuyimbe, sawa lee
Tugambe, sawa lee
Oh abakiliza
Tuyimbe sawa lee
Tuyimbe sawa lee
Oh muungu wee
Sawa lee
Everything’OK
Sawa… Sawa le
Watch Video
About Mulungi
More EDDY KENZO Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl