Mpeke Lyrics by ZIZA BAFANA


Guwooma okusinga sweet
Nga Eddie Dee nyiga ku switch
Ron D’ Don, Pallaso (hmmm)
Bafana (don’t know)
Disco Music Empire

Gukuba emizimu ne gidduka
Guleeta n’abato okudduka ewaka
Ab’ebitiibwa gubazza ku makya
Bukya tomanyi anti binyuma kufa
Olw’eggulo lutuuka engoye nga tukuba
Engatto ne tunyweza ekibuga kinyuma
Ne tunyiga ebyana eby’okunywa ne tutumya
Ne tudigida ppaka emmambya lw’esala

Omubali mpeke mpeke mpeke
Mpeke mpeke owona
Turn up di vibe, turn up di vibe
Omuziki mpeke mpeke mpeke
Ddagala lya mutima
Girl move your body, Girl move your body
Omubali mpeke mpeke mpeke
Ozina owona
Turn up di vibe, turn up di vibe
Guno omubali mpeke mpeke mpeke
Ddagala lya mu mutima
Girl move your body, Girl move your body

Kuma kuma omuliro gwake
Oba tukeesa tukeese
Dj kuba ekidongo tuzine
Abalinamu tujooge
Buno obulamu bunyuma okutte eri
Ng’ensonyi ozitadde ku bbali okwanye oli
Leero tuli bagunywa tabula enkangaali
Omwana wabandi muwe enkoko
Enkya anampa biri

Gaba ogabe gaba ssebo
Togaba kwetala cable
Maanyi ga wagi Hero
Temuli ga kaba ndobo
Maanyi ga kabanga
Tuwonya akajanja
Tompita Denzel
Style ya ki gentle
Bwe kaba kko era kalango
Sipiidi za kabanga
Muziki nguyita ngabo
Wadde saayita ntabo
Kakuba ku bwongo
Muzungu omusango
Mi nuh girl
Nnyabo buuza ku Pallaso

Omubali mpeke mpeke mpeke
Mpeke mpeke owona
Turn up di vibe, turn up di vibe
Omuziki mpeke mpeke mpeke
Ddagala lya mutima
Girl move your body, Girl move your body
Omubali mpeke mpeke mpeke
Ozina owona
Turn up di vibe, turn up di vibe
Guno omubali mpeke mpeke mpeke
Ddagala lya mu mutima
Girl move your body, Girl move your body

Kuma kuma omuliro gwake
Oba tukeesa tukeese
Dj kuba ekidongo tuzine
Abalinamu tujooge
Buno obulamu bunyuma okutte eri
Ng’ensonyi ozitadde ku bbali okwanye oli
Leero tuli bagunywa tabula enkangaali
Omwana wabandi muwe enkoko
Enkya anampa biri

Oh what a blessing!
Your body look amazing
Kuba kuba kuba the feelings am getting
You certify me am busy meditating
We gonna turn up there’s no regulating
Ne bawoza mbu maanyi ga kivubuka
Poliisi n’etugaana ne tuzunga lwa mpaka
Gukuba ng’ebikompola ebibwatuka
Nebwetuba twebase ne gutuzuukusa
Tunyumirwa abateesi ne babutuka
Twevuga sipiidi ogamba tuli bidduka
Ne batugobayo naye tetupowa
Singa kisoboka ne tubirya ne tukkuta
Aah, buzibye kati nyiga akade
Ab’ebiwato ebigonda bo basanjagwe
Brrrr, ab’ebizibu ssi ba da da de
Leero lwa ssanyu ssi lwa nnaku ng’olwa yesterday
Mi dem, sweet dem
Piririri mi running
Mwendi Bafana mi run the show digit mi cellphone
Bi bi Bafana storm dem style mi get di dial
Wanna listen to me vibing di gunter went blind
Kano ka collabo ka ddala kakuba mu byenda
Tingisha baby nnyabo onkubye ombunya mu nsonda
Kanyeenye bwe kanaagwa ku kitiiyo onaakalonda
Big two style Ziggy Dee style Bafana di dial

Kuma kuma omuliro gwake
Oba tukeesa tukeese
Dj kuba ekidongo tuzine
Abalinamu tujooge
Buno obulamu bunyuma okutte eri
Ng’ensonyi ozitadde ku bbali okwanye oli
Leero tuli bagunywa tabula enkangaali
Omwana wabandi muwe enkoko
Enkya anampa biri
Kyenda mu mwenda
Yalika!

Watch Video

About Mpeke

Album : Mpeke (Single)
Release Year : 2021
Added By : Farida
Published : Jul 06 , 2021

More ZIZA BAFANA Lyrics

ZIZA BAFANA
ZIZA BAFANA
ZIZA BAFANA

Comments ( 0 )

No Comment yet



About AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2024, We Tell Africa Group Sarl