SHEEBAH Mummy Yo cover image

Mummy Yo Lyrics

Mummy Yo Lyrics by SHEEBAH


TNS, Kampala UG, Queen Karma
Watt Baur on da beat

Baby gwe yanywezamu

Olaba otya nga Ompita mummy yo
Nga nange nkuyita Daddy yo
Nakoowa okuba mu bungalow
Ebiri ewange tebisangika nno
Nga yenze mummy yo
Nawe nga ye gwe daddy yo
Nakoowa okuba mu bungalow
Ebiri ewange tebisangika nno

Ova ku source of the Nile baby
Abantawanya akuna work so baby
Manya dis moment
Taasa Queen eyo order
My doctor ompa di right dose you know
Ciroc bottle gyolina yamaanyi
Ooooah
Ontamizamu
Tokimanyi gwe yanywezamu

Sindani my baby no
Njagala panado my baby yo
I don’t like it baby yo
Nga ndimu nzeka mu bungalow
Olaba otya nga ompita mummy yo
Nga nanga nkuyita daddy yo
Nakoowa okuba mu bungalow
Ebiri ewange tebisangika nno
Nga yenze mummy yo
Nawe nga ye gwe daddy yo
Nakoowa okuba mu bungalow
Ebiri ewange tebisangika nno

Njagala panado septrin yebasa
Omutwe gumboba wotaba
Nkulowoza nga sinebara
Wandiki nkoledde noddako ewaka
Nina gwana haffi wyne for ya
Touch ya body baby dance for ya
Wanchawulamu gwe wasabula
Yegwe yasabula

Sindani my baby no
Njagala panado my baby yo
I don’t like it baby yo
Nga ndimu nzeka mu bungalow
Olaba otya nga ompita mummy yo
Nga nange nkuyita daddy yo
Nakoowa okuba mu bungalow
Ebiri ewange tebisangika nno
Nga yenze mummy yo
Nawe nga ye gwe daddy yo
Nakoowa okuba mu bungalow
Ebiri ewange ebisangika nno

Sigutegera omusujja bwegunnuma apana
Ontuyana nyo my kyana
Ne kabako yandabye nkaaba
Baby onumya apaana
Oh my baby boo
Mpa edagala bisuma wu wu
Mpozi ngambe TNS
Baganda bange obamanyi obusungu

Sindani my baby no
Njagala panado my baby yo
I don’t like it baby yo
Nga ndimu nzeka mu bungalow
Olaba otya nga ompita mummy yo
Nga nange nkuyita daddy yo
Nakoowa okuba mu bungalow
Ebiri ewange tebisangika nno
Nga yenze mummy yo
Nawe nga ye gwe daddy yo
Nakoowa okuba mu bungalow
Ebiri ewange tebisangika nno

Nga yenze mummy yo
Nawe nga ye gwe daddy yo
Nakoowa okuba mu bungalow
Ebiri ewange tebisangika nno

 

Watch Video

About Mummy Yo

Album : Mummy Yo (Single)
Release Year : 2018
Added By : Afrika Lyrics
Published : Jun 17 , 2018

More SHEEBAH Lyrics

Comments ( 0 )

No Comment yet



About AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2025, We Tell Africa Group Sarl