Kambyogere Lyrics
Kambyogere Lyrics by SHEEBAH
What?
Tns
Sheebah
Eno beats
Leero kambyogere
Nze Leero kambyogere
Leero kambyogere
Nti ewuwo nze mugole
Leero kambyogere
Nze Leero kambyogere
Leero kambyogere
Nti ewuwo nze mugole
Nsitukilawo mukwano wontumya
Ompisa bubi wotambula olunya
Nakutegeera nyo lyevu na nkima
Nkuteekako akamwenyu ku ttama
Ebyo byootunula oli nkubya
Ssi kumaaso ga solar
Not food naye njoya kkulya
Bakuwunda na mbila
Nze leero ngumye nswaale
Gwe kikkilize oba ogaane
Ebituufu kyeekyo mukwano byebyo
Woogaanila era nswaame
Leero kambyogere
Nze Leero kambyogere
Leero kambyogere
Nti ewuwo nze mugole
Leero kambyogere
Nze Leero kambyogere
Leero kambyogere
Nti ewuwo nze mugole
Mbyogedde bonna bakifune
Gwendikwata alifuna buvune
Kooyombe ob ak onvume
Nze mukilaado kyange gwe nume
Nsitukilawo mukwano wontumya
Ompisa bubi wotambula olumya
Nakutegeera nyo lyenvu na nkima
Nkuteekako abamwenyu ku ttama
Ebyo byootunula oli nkubya
Ssi kumaaso ga solar
No food naye nyoja kkulya
Bakuuvunda na mbila
Leero kambyogere
Nze Leero kambyogere
Leero kambyogere
Nti ewuwo nze mugole
Leero kambyogere
Nze Leero kambyogere
Leero kambyogere
Nti ewuwo nze mugole
Tongoba nga Robert Mugabe
Watukula era ntere nkulabe
Obulunji bwo tebugulwa mu batale
Ndi mavuunya nzizze ongolole
Wanna wanna wanna wanna wanna wannaa
Wanna wanna wanna, wanna have you baibe
Tonumya ate n onjerega (totikola)
Tonswaza ate n onvuruga (totikola)
Luzungu lwange lwenkologa
Nakusoma neenkuyiga (abimanyi)
Leero kambyogere
Nze Leero kambyogere
Leero kambyogere
Nti ewuwo nze mugole
Leero kambyogere
Nze Leero kambyogere
Leero kambyogere
Nti ewuwo nze mugole
Watch Video
About Kambyogere
More lyrics from Samali album
More SHEEBAH Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl