SHAKIRA SHAKIRAA Teriba (Mundeku) cover image

Teriba (Mundeku) Lyrics

Teriba (Mundeku) Lyrics by SHAKIRA SHAKIRAA


Aah aah aah
Shakira shakiraa aah aah
TNS aah aah

Lero nina ekyama kyange
Lero nina embozi yange aah
Kamba nyumize kyenakola
Bwenalaba ono guy omulungi makula
Nga yakula bulungi kabisa
Naye obuzibu nga alina reason mature
Nga he don’t wanna bintu bya stupid
Nga tusoma nga ebyadala student
Naye nga nze mu mutima muli inside
Nafuna endekku mwemu teleka

Teriba yadde
Teriba yadde
Teriba alilaba ku ndekku
Nateleka ekyama mu ndekku
Teriba yadde
Teriba yadde
Teriba ali loza ku ndekku
Musiya namuteraka mu ndekku

Namu gambako, bwena mulaba namu gambako
Kojja yamugambako
Ne kiwa yamukonako apaana aah
Yagana aah, eh eh eh
Bulamu bwange bwalumya bambi
Yasalawo kusilika yee abaye
Bweyakula height bambi kwosa ne langi
Nga ate nensonyi zenina nyinji oh no ya
Nanfi mwetezemu, musiya wee aah eh

Teriba yadde
Teriba yadde
Teriba alilaba ku ndekku
Nateleka ekyama mu ndekku
Teriba yadde
Teriba yadde
Teriba ali loza ku ndekku
Musiya namuteraka mu ndekku

Bulamu bwange bwalumya bambi
Yasalawo kusilika yee abaye
Bweyakula height bambi kwosa ne langi
Nga ate nensonyi zenina nyinji oh no ya
Nga he don’t wanna bintu bya stupid
Nga tusoma nga ebyadala student
Naye nga nze mu mutima muli inside
Nafuna endekku mwemu teleka

Teriba yadde
Teriba yadde
Teriba alilaba ku ndekku
Nateleka ekyama mu ndekku
Teriba yadde
Teriba yadde
Teriba ali loza ku ndekku
Musiya namuteraka mu ndekku

Yamugambako
Jeff kiwa yamugambako aah aah
Ne allan yamuhambako
Shon wyz article yamugambako aah aah
Yamugambako
Ne gashumba yamugambako aah aah
Kwanza aah aah
Kesh aah aah, aah aah

Watch Video

About Teriba (Mundeku)

Album : Teriba (Mundeku) (Single)
Release Year : 2022
Added By : Farida
Published : May 12 , 2022

More SHAKIRA SHAKIRAA Lyrics

SHAKIRA SHAKIRAA
SHAKIRA SHAKIRAA
SHAKIRA SHAKIRAA
SHAKIRA SHAKIRAA

Comments ( 0 )

No Comment yet



About AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2025, We Tell Africa Group Sarl