NTAATE Nsubira cover image

Nsubira Lyrics

Nsubira Lyrics by NTAATE


I said I do (I said I do)
For better for worse (for better for worse)
Until death do us apart (until death do us apart)
I still do (I still do)

Saagala ŋambe
That we were perfect
We were okay
We had a life
Much better than this
Tonyiiga am just saying
Can’t you see that you’ve changed?
We saw a life, with each other

Kati okeera n’ontunuulira
Ng’okiraba mu maaso ssi bye nasuubira
Oluusi n’okulya nnemwa
Nga mu birowoozo mwe nsiiba
Can’t you see that you’re breakin’ us?
Eyo gy’obeera I hope that when I pray
Essaala eyo zituuka, hmmm
Newankubadde it makes no sense

Bino tebiriimu na bwenkanya, aah
I still will pray
That mwami wange eyo gy’obeera
I hope that when I pray
Essaala eyo zikola, uh
Yadde ssi bye nasuubira, aah
I am not giving up on you

Nabitegeeza ebigambo byange
Bwe nakugamba nti ndibaawo
Nakubisaamu na zino z’oleese
Embeera zo embi zootabisseeko, oh oh
Naye, naye nga nsabye nti ng’enjuba bw’ekyuka
Lulikya lumu era n’otereera
N’ojjukira nti nze
Eyaliwo era alibaawo, oh

Yadde okeera n’ontunuulira
Ng’okiraba mu maaso ssi bye nasuubira
Oluusi nze n’emmere ennema
Nga mu birowoozo mwe nsiiba
Mu birowoozo mwe nsiiba
Can’t you see that you’re breakin’ us?
Eyo gy’obeera I hope that when I pray
(Eyo gy’obeera, eyo gy’obeera)

Essaala eyo zikola (eyo gy’obeera)
Nsuubira, nsuubira aah oh
Newankubadde it makes no sense
(Eyo gy’obeera, eyo gy’obeera)
Bino tebiriimu na bwenkanya, no!
(Eyo gy’obeera)

But I still will pray
That mwami wange eyo gy’obeera
I hope, that when I pray
Essaala eyo zikola, uh

Yadde ssi bye nasuubira
I am not giving up on you
Hmmm, yadde ssi bye nasuubira
I am not giving up on you
Ooh ooh
Yadde ssi bye nasuubira, aah
I am not giving up on you
Ntaate

Watch Video

About Nsubira

Album : Nsubira (Single)
Release Year : 2020
Copyright : (c) 2021
Added By : Huntyr Kelx
Published : Mar 01 , 2021

More NTAATE Lyrics

Comments ( 0 )

No Comment yet



About AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2025, We Tell Africa Group Sarl