Zakayo and Matayo Lyrics
Zakayo and Matayo Lyrics by PALLASO
Zakayo amwagala (lafiti)
Nematayo amwagala (baur)
Ndiwulira vamu kasoli
Bamulila mu kasoli
Gwe naye zakayo nawe
Lwaki ononozanyo nawe
Nebiba bitakukwatako
Mukyalawo muwe emirembe
Ojila nomutwalako out
Ojila nomutwalako mumazina
Kanyabo kakwe kumidde
Naye ate oyomba novuma
Matayo namwe gwanyiza
Matayo yee namuwa obudde
Matayo namulaga love
Eliko nga gwe wepina
Kyusamu kyusamu zakayo
Kyusamu mumberazo
Omukyala muwe obudde ewaka
Matayo ajakumwediza
Kyusamu kyusamu zakayo
Kyusamu mumberazo
Matayo ate nawe okyuse
Ebyensi tebitwawula
Zakayo amwagala
Nematayo amwagala
Ndiwulira vamu kasoli
Bamulila mu kasoli
Gwe naye matayo nawe
Obanga newokoma
Okola olumu ekitufu
Olowozanga byokola
Zakayo mumwanyi waffe
Sikilungi kumwekika
Yadde enjaka gyoyaka esiika
Matayo komya ebyokwetega
Kyusamu kyusamu zakayo
Kyusamu mumberazo
Omukyala muwe obudde ewaka
Matayo ajakumwediza
Kyusamu kyusamu zakayo
Kyusamu mumberazo
Matayo ate nawe okyuse
Ebyensi tebitwawula
Zakayo amwagala
Nematayo amwagala
Ndiwulira vamu kasoli
Bamulila mu kasoli
Bambi abeyo
Bambi abeyo
Wazakayo nga omwoyo guli eyo
Nga omwoyo guli eno
Wa matayo
Bambi abeyo
Bambi abeyo
Wazakayo nga omwoyo guli eyo
Nga omwoyo guli eno
Wa matayo
Ffe tuli banyumba emu
Kiki ebyensi bitwawula
Oluganda bita tebyatika
Aboluganda temwetema
Matayo namwew gwanyiza
Matayo yee namuwa obudde
Matayo namulaga love eliko nga gwe olyeyo wepima
Kyusamu kyusamu zakayo
Kyusamu mumberazo
Omukyala muwe obudde ewaka
Matayo ajakumwediza
Kyusamu kyusamu zakayo
Kyusamu mumberazo
Matayo ate nawe okyuse
Ebyensi tebitwawula
Watch Video
About Zakayo and Matayo
More PALLASO Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl