PALLASO Bareke Abo cover image

Bareke Abo Lyrics

Bareke Abo Lyrics by PALLASO


Do do, do do, do do, do do oh yes
Do do, do do, do do, do do oh yes
Baby baleka abo, bagala kutwawula
See I just wanna make you feel alright
Baleka abo, bagala kutwawula
Hash beats

Kati nkugabila omutima gwe sweet gwenasima abalala banema
Bajinze jinze ebigambo nga bagala nkukyawe nze okukyawa kwaneema
Wanteeka mubulaamu wampa esanyu kiki ate kyengyoya
Kati kyetubuzayo kuzaala baana bambi baby wange tonjuwa
Give some time, nsabayo akaadde nawe
Nyumyemu kumboozi nawe, baby maybe one night
Or tonight so maybe forever
Coz I will never let you down, tusabe ne mukama atukuume
Teli kiyinza kwawula, kwawula

Baby baleka abo, bagala kutwawula
Baleka abo, bagala kutwawula
Kati wesigame kunze, bambi belawo wenkulabila
Mukwano gwo gufuuse, yingini omutima kwegukubila
Bakuntunga mudiibaa, kyona kyewategesa amazima onina
Njagala onteeke muusanyu, iyetutagenda kwejussa nze iyenjoya
Nze benasingila ddala ate okwagala, ate tebanyumyanga byenkola
Nabaali abokumutima nikwano gyange ejaddala najjo nejiduuka
Nze nkwebaza waguma olaaba n’olwazi lumala nelwatika
Njagala nkusse musanyu, osanye okweyagalira mubyenina
Give some time, nsabayo akaadde nawe
Nyumyemu kumboozi nawe, baby maybe one night
Or tonight so maybe forever
Coz I will never let you down, tusabe ne mukama atukuume
Teli kiyinza kwawula, kwawula
Baby baleka abo, bagala kutwawula
Baleka abo, bagala kutwawula
Kati wesigame kunze, bambi belawo wenkulabila
Mukwano gwo gufuuse, yingini omutima kwegukubila

Watch Video

About Bareke Abo

Album : Bareke Abo (Single)
Release Year : 2021
Added By : Farida
Published : Nov 01 , 2021

More PALLASO Lyrics

PALLASO
PALLASO
PALLASO
PALLASO

Comments ( 0 )

No Comment yet



About AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2024, We Tell Africa Group Sarl