Muntu Wawansi Lyrics
Muntu Wawansi Lyrics by GRAVITY OMUTUJJU
Naye nawe
Naye nawe
Naye nawe
Ebyo byobigula baby okimanyi
Olumya muntu wawansi
Wansi nga ate yenze amwogelera
Buli lwombulako baby okimanyi
Olumya muntu wawansi
Wansi nambuza nga ate yenze amwogelera
Wansi Wansi Wansi Wansi Wansi
Omuntu nze amanyi bwawulila
Kyova olaba mwogerela
Wansi Wansi Wansi Wansi Wansi
Omuntu nze amanyi bwawulila
Kyova olaba mwogerela
Omuntu wawansi
Luno aliku bunkenke
Enfuga yo nyabo emufudde ekikekenke
Ndabye kisuse konze kekade nsituke
Nze mwogelele ebiganye ye asilike
Azimbye amatama oba olinze atulike
Omutwe gwengelele envili zikunyuke
Atandike okanuka nemesiwa gyepike
Mukade byokola wama kekade obileke
Engeli gyotesa yemuwaga akyamuke
Mukwatilide naye kekadde
Apasuke agyeko gyobela honorable mwatike
Akoyo amaziga
Ebyo byobigula Baby okimanyi
Olumya muntu wawansi
Wansi nga ate yenze amwogelera
Buli lwombulako baby okimanyi
Olumya muntu wawansi
Wansi nambuza nga ate yenze amwogelera
Wansi Wansi Wansi Wansi Wansi
Omuntu nze amanyi bwawulila
Kyova olaba mwogerela
Wansi Wansi Wansi Wansi Wansi
Omuntu nze amanyi bwawulila
Kyova olaba mwogerela
Kola byokola naye nga nono omujukila
Muntu wamugasony
Enkya ojamwagala
Atawukanyo lwakuba nze mugalila
Naye alimunaku kiki omugayalila
Kilungi wetaye naye ye omulekelela
Nga entalo enkambwe
Ayinza ozikulwanila
Lwakuba aliwansi olwawo okumulengela
Buli kyotesa ofubanyo omukotogela
Naye nawe
Naye nawe
Naye nawe
Ebyo byobigula baby okimanyi
Olumya muntu wawansi
Wansi nga ate yenze amwogelera
Buli lwombulako baby okimanyi
Olumya muntu wawansi
Wansi nambuza nga ate yenze amwogelera
Wansi Wansi Wansi Wansi Wansi
Omuntu nze amanyi bwawulila
Kyova olaba mwogerela
Wansi Wansi Wansi Wansi Wansi
Omuntu nze amanyi bwawulila
Kyova olaba mwogerela
Watch Video
About Muntu Wawansi
More GRAVITY OMUTUJJU Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl