GEOSTEADY Ogenda Bintamya cover image

Ogenda Bintamya Lyrics

Ogenda Bintamya Lyrics by GEOSTEADY


Mukwano nsubiza ebigambo by’ ongomba alwalero
Bulikya nobidamu 
Sikyagala ondette kamwenyu 
Ngatte bulikya nondeka 
Onkutte kumukono 
Tontanga nenga kukubo 
Yegwe eyamponya zaro 
Omukwano ampeela mukilo 
Onttute walanyo 
Nkusaba tutweyoo
Tubeele nga abakatandika 
Manga abulamu bunyuma nyo ngankulabako
Omukwano gwo kikajyo kikanyo 

Nsubiza nsubiza 
Ngabwekyili katti bwekyilisigala 
Nela tondeka nyongela tondeka 
Omulunjyi gwendaba tonsibula aah
Jambo yo egenda kunumya 
Obulamu ogenda buntamya 
Ng’atte amanyiziga love eno
Bwaliwaawo ndisigala ntya eno 
Bulikyimu kigenda kuntama 
Wotoli bigenda kunyiga 
Tonsibula ngaa aah (Munange)

Nkusaba owuli ngapitta 
Oyanguwe okumpittaba mbanumwa 
Ondi kamuli kofukilila munkuba 
Olikysikilize mwe newogoma enjyuba 
Ela katti ninga omutto omwana 
Ebitawanga ewuwu jyendoopa
Gwe wattuka eli ewasemba 
Essangu lyange lyoka lyenina
Ondikumuttima gwange kuntobo
Love yo kaselengetto na dobbo
Ka sweater kange mumpewo
Suubi lyenatungila ensawo ooh

Nsubiza nsubiza 
Ngabwekyili katti bwekyilisigala
Omulunjyi gwendaba 
Tonsibula aah 
Jambo yo egenda kunumya 
Obulamu oegnda buntamya 
Ng’atte oanyiziza love eno
Bwaliwaawo ndisigala ntya eno 
Buliyimu kigenda kuntama 
Wotoli bigenda kunyiga 
Tonsibula nga aah (Munange)

Jambo yo engenda kunumya 
Obulamu ogenda buntamya 
Ng’atte omanyiziga love eno
Bwolivaawo ndisigala ntya eno 
Bulikyimu kigenda kuntama 
Twotoli bigenda kunyiga 
Tonsibula ngaa aah (Munange)

Watch Video

About Ogenda Bintamya

Album : Ogenda Bintamya (Single)
Release Year : 2019
Copyright : ©2019 Blackman
Added By : Olivier charly
Published : Nov 12 , 2019

More GEOSTEADY Lyrics

GEOSTEADY
GEOSTEADY
GEOSTEADY
GEOSTEADY

Comments ( 0 )

No Comment yet



About AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2025, We Tell Africa Group Sarl