Paroles de Speed Controlle
Paroles de Speed Controlle Par ZIZA BAFANA
Flona on dis one
Along side Ziza Bafana
Eeehh
Giya giya giya yingiza
Ozimanyi okuzikuba nezinoga
Amazina wankuba biiri nennoga
Baby flona nze wankuusa
Nkulula mpola, speed controlle
Ntwala mpola nyo, speed controlle
Nga envuga, speed speed controlle
Amakoona gear nenne nyo, speed controlle
Linyako ku kyawakali, speed controlle
Endiima mukwano ndalu nyo
Onvugila mugiya, kyekikumpisa dear
Buli lwombera ku near
Nange mbeera clear
Qwe olinga ebimuli ebinji
Njagala kukola obulungi
Yadde abakukwana banji
Bucket ku mukwano nesiringi
Mbu wansula ddalu, ngudde ddalu
Olwokuba nkulowoza buli kiro nabali misana nawe
Onvugila mugiya, kyekikumpisa dear
Buli lwombera ku near
Nange mbeera clear
Nkulula mpola, speed controlle
Ntwala mpola nyo, speed controlle
Nga envuga, speed speed controlle
Amakoona gear nenne nyo, speed controlle
Linyako ku kyawakali, speed controlle
Endiima mukwano ndalu nyo
Onvuga bulungi naddala nko kumakya
Nyabula nywezeza omutima engo nebwegukwakula
Yongeza ebinya nyumirwa engeri gyo bilidira
Endulu kazivuge nwimbe onyumisa love love
Otaputa love
Nkuaffu nteffu maazi ga balafu kunyonta gematuufu
Mbutuutu osana kwambaza mkuufu
Olumye abantu mumaduka toliyo
Oli wabu la nga kiliso
Oli kikwanso ekitundula omukwano
Gw’omupango oqutaliko mutango
Ekitabo kyomukwano gwo kindese ebango
Nkulula mpola, speed controlle
Ntwala mpola nyo, speed controlle
Nga envuga, speed speed controlle
Amakoona gear nenne nyo, speed controlle
Linyako ku kyawakali, speed controlle
Endiima mukwano ndalu nyo
Onkuba nga emandwa kirabo
Wampuza wamalamu obwongo
Newumbye nga mpombo
Onjogezaki onoyako ntondo
Amagzi tondekedde yadde nentondo
Nge ekimuli kya rosa mary flower nga akalosa
Ka cinnamon
I am addicted
Flona, ondeese nensonyi mumaaso
Bwenkedde ne naaba mu mumaaso
Nga rinex yagiri mumitambo
Nemuwa cheppe nesuluti taano
Nkulula mpola, speed controlle
Ntwala mpola nyo, speed controlle
Nga envuga, speed speed controlle
Amakoona gear nenne nyo, speed controlle
Linyako ku kyawakali, speed controlle
Endiima mukwano ndalu nyo
Ecouter
A Propos de "Speed Controlle"
Plus de Lyrics de ZIZA BAFANA
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl