EEZZY Abeggume cover image

Paroles de Abeggume

Paroles de Abeggume Par EEZZY


Ali Breezy oli wa ggume, oba olinze batugule
Ah eezzy the lyrical…woooo

Waliwo abalinze batugule
Waliwo abalaba nga bya bbule
Nga mitima jakaluba ba ggume
Eh...wenabyogela tebankime
Anyway…naye nga ki ekiliwo
Mbalaba muyita yita eyo ekiro
Naye kambuuze nga fala muba mulagawa
Ela obusajja ku kubo mwe mubuyitawa
Emitima mikalu muli ba ggume
Mu curfew mbu emotoka muvuga nvuge
Road block muzimanyi mutema nteme
Akasajja wekakukwata okasimba zzike

Hallooo…muli ba ggume
Jemuliii…oba mulinze batugule
Hallooo…eh eh mwena abeggume
Kili kitya eyo,namwe abalinze batugule
Hallooo…eh eh muli ba ggume
Jemuliii…oba mulinze batugule
Abeeyooo…hallooo..eh mwena abe ggume
Namwe abalinze batugule

Tuli eno tunywa torero
Nga wetulinda muzeyi atute
Eno si after party
Wabula before party
Yeffe aba checking sound
Emizindalo mu bbala jikyakola
Amachupa we count…eh
Webanatugula go ganatumala
Webatukwata enkya tudayo
Enkya tudayo
Newebatugoba ffe tudangayo
Akitegede kuba mungalo

Hallooo…eh eh muli ba ggume
Jemuliii…oba mulinze batugule
Abeeyo halloo…eh eh mwena abeggume
Kili kitya eyo,namwe abalinze batugule
Hallooo…eh eh muli ba ggume
Jemuliii…oba mulinze batugule
Abeeyooo…hallooo..eh mwena abe ggume
Kili kitya eyo…wo wo wooo

Kawempe jetuva muli ba ggume,oba mulinze batugule
Makindye muli ba ggume oba mulinze batugule
Nansana muli ba ggume
Natete mbabuuza muli ba ggume
Kololo bugolobi bo ba ggume
Mu curfew mbu emotoka bavuga nvuga
Road block bazimanyi batema nteme
Obusabajja bubakwata babusimba zzike

Hallooo…eh eh muli ba ggume
Jemuliii…oba mulinze batugule
Hallooo…eh eh mwena abeggume
Kili kitya eyo,namwe abalinze batugule
Hallooo…eh eh muli ba ggume
Jemuliii…oba mulinze batugule
Abeeyooo…hallooo..eh mwena abe ggume
Kili kitya eyo,namwe abalinze batugule

Lindado,kyogamba bulijjo muyitayo
Ne dj nakuba akayimba nokazinako
Kyogamba waiter aleta beer nomunywa nako
Nga kati lwaki temutugambako
Ah eezzy the lyrical
Ali Breeezyyyy for shizzyyyyy

Ecouter

A Propos de "Abeggume"

Album : Abeggume (Single)
Année de Sortie : 2021
Ajouté par : Farida
Published : Jul 29 , 2021

Plus de Lyrics de EEZZY

Commentaires ( 0 )

Aucun commentaire pour l'instant



A propos de AfrikaLyrics

Afrika Lyrics est la plus large collection de paroles de chansons et de traductions d’Afrique. Afrika Lyrics fournit les paroles des musiques de plus de 30 pays africains et des traductions de lyrics de plus de 10 langues africaines en français et en anglais.

Suivre Afrika Lyrics

© 2024, We Tell Africa Group Sarl