A PASS Muunda cover image

Paroles de Muunda

Paroles de Muunda Par A PASS


Your love is a fire, you burn me inside, inside oh no
If you left me what would I do
I would burn inside and flames will catch you
So crazy deep in love, am a fool
Loving you just gat me down on a stool
Yo so cruel but God damn I love you

Olimu ki, olimu ki muunda
Olimu ki, olimu ki muunda
Tondekawo, bwondekawo nfa
Olimu ki, olimu ki muunda

Babadde banimbye limbye
Nga bankute bakyaze kyanze
Nga bankyusa kyusa nga mwenge
Nawe njagala bakulimbye limbye
Ohhla ah
Ogamba nsangayo nga ate omukwano gwo guli eno

Olimu ki, olimu ki muunda
Olimu ki, olimu ki muunda
Tondekawo, bwondekawo nfa
Olimu ki, olimu ki muunda

Tusisinkana emitima nejikubagana
Olumala netunenengana
Kilabika olinayo akukyankalanya
Tekukyanyumya twetulugunya
Ate olina mikuwanogyo ejikyankalanya
Jikunonyeza abasajja jipalapalanya
Nayenga lavu janina baby ekumala
Twesanila nange omala

Olimu ki, olimu ki muunda
Olimu ki, olimu ki muunda
Tondekawo, bwondekawo nfa
Olimu ki, olimu ki muunda

Baby gwe alaba
Nze ndi wuuwo gwe amanyi
Buli kyimu yegwe alaba aah
Oba onsunasuna oba onumaluma
Oba onkubakuba mukwano gwe alaba
Oba ontuma oba ompita kyongamba
Kyenkola mukwano gwe alaba uhu uhum
Nze mpulila sagala kuuawoli muti gwo gunuma uhum
Sometimes I wanna let you go
But if you go, take my soul
You alone can give me love
And if you don’t I will be alone

Ecouter

A Propos de "Muunda"

Album : Muunda (Single)
Année de Sortie : 2022
Ajouté par : Farida
Published : May 13 , 2022

Plus de Lyrics de A PASS

Commentaires ( 0 )

Aucun commentaire pour l'instant



A propos de AfrikaLyrics

Afrika Lyrics est la plus large collection de paroles de chansons et de traductions d’Afrique. Afrika Lyrics fournit les paroles des musiques de plus de 30 pays africains et des traductions de lyrics de plus de 10 langues africaines en français et en anglais.

Suivre Afrika Lyrics

© 2024, We Tell Africa Group Sarl