Paroles de Yitayo
Paroles de Yitayo Par CHOZEN BLOOD
A Winnie Nwagi
Chozen Blood
Fire babe
Bomba Beats
Ogonda bulala nkutidde honey
Naye ŋendako mu Kampala
Kunoonya money
Mi ah fi woulda caress your body
Nkujjukize laavu ey’obubadi
Sweet oh baby don’t go
Baby don’t go
Yasibawo oluggi lw’emiryango
Ono y’asalawo
Abaali baliwo olutalo baalulabako
Omukwano gwaffe gwaliko
Ng’oleeta ne keeki ne ndyako
Nga twefaako
Yiwoyiwo, ffe twaliko
Yiwoyiwo, ye ffe twaliko
Ah yitayo ondabeko
Ah yitayo ondabeko honey
Omukwano gwo gwe guliko
Tukole ebiriko
Ah yitayo ondabeko
Ah yitayo ondabeko honey
Omukwano gwo gwe guliko
Tukole ebiriko
Nkweka, mu masuuka go
Ntambulire ku mateeka go
Weta weta ku makoona go
Hmmm, I love you baby
Olwaleero oba osalawo
Wepimire ku sowaani ky’omalawo
Nga k’olekawo ke ndyawo
I love you so more and more
Deep in love, deep in love
Laba ku ttivvi yo kuliko akalango
Bakulabe bakuveeko
Oh baby
Yitayo ondabeko ooh
Gwe guliko oh
Gwe guliko
Yitayo ondabeko
Yitayo ooh
Gwe guliko
Ogonda bulala nkutidde honey
Naye ŋendako mu Kampala
Kunoonya money
Mi ah fi woulda caress your body
Nkujjukize laavu ey’obubadi
Olinawo ku laavu ey’enkeera?
Nasuze bubi on’ompa ku ky’enkya?
Ka kiss ko ku makya kampoomera
Kasita okasiika, n’okaleeta
Nkujjukira, nkujjukira
Nga tutudde ku katebe k’embaawo
Wanjagala kuva ku ssomero
Bw’onokkiriza, leero ondyawo
Yitayo ondabeko
Yitayo ondabeko
Gwe guliko
Ondabeko
Yitayo ondabeko
Yitayo ondabeko
Gwe guliko
Ah yitayo ondabeko
Route Music
Yesse Oman Rafiki
Ondabeko
Omukwano gwo gwe guliko ooh
Ecouter
A Propos de "Yitayo"
Plus de Lyrics de CHOZEN BLOOD
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl