Paroles de Sango Par EDDY KENZO


Ooh Ooh
Sango kangamu awo sango
(Brian Beats) 

Sango sulamu kko ka Sango, esaawa yeno 
Sango kangamu awo sangooo, kwata funya mugongo
Sango suula awo ka sangooom, esaawa yeno 
Ooh oh ooh oh ooh

Wamma ababitegeela mugyebale
Dj sumulula leka ffe twetale
Atalina sente leka ddako ebbali
Ebyaana bisembele ffe tukyekole.

Leero mudgigido kuvuubila
Kanyama ku musito, kumeketa
Atalina ngatto mubigere
Genda onywe ku mwenge bigele

Oliyo oliyo oliyoyolilyo (Siika) 
Oliyo oliyo oliyoyolilyo (Siika) 
Oliyo oliyo oliyoyolilyo yeah
Oliyo oliyo oliyoyolilyo yeah

Sango kangamu awo sango
Kenzo baaba funya mugongo
Sango sulamu awo ka sango
Toffa ku bingambo

Sango kangamu awo sango
Mukwano funya mugongo
Sango kangamu awo sangooo
Toffa ku bingambo

Abalina ebizibu byaabwe nze mbalaba
Balina kutuula bbali nebatulaba
Bawoza kimu mbu Dj yababowa
Kuba ensonga mbu omuziki yagubala

Naye nga bwotunulamu walai bamukubya
Bamubazisa bubi kubaanga tabafuna
Batukuba ennaku nebizibu byaabwe
Bakuselela mukatala
Kyokka ate ggwe oyombesa kkubo laba kale
Ffe abalina essanyu leka leka tubikole
Wamma ba chali musembele tubikole (Otegedde)

Sango kangamu awo sango
Kenzo baaba funya mugongo
Sango sulamu awo ka sango
Toffa ku bingambo

Sango kangamu awo sango
Mukwano funya mugongo
Sango kangamu awo sangooo
Toffa ku bingambo

Ddugaza bigele, gusambe bigubee
Ddugaza bigele, gusambe bigubee
Ddugaza bigele, gusambe bigubee

Wamma linyya mu kakondo
Kalinyye kati kusula mungatto (Eyo)
Ssagala bigambo ssategedde
Ssawulidde bityo (Hmm)

Njagala guli omuziki gwonna
Wamma njagala ndabe oba mubitegeela eyo
Nkugambye, njagala guli omuziki gwonna
Njagala obinsomese nange mbitegeele

Njagala nfunemu mukwano njagala nfunemu, oye yeye
Mundeke nchinemu nebwetugenda eka nfunemu, eyo
Njagala nfunemu mukwano njagala nfunemu
Mundeke nchinemu nebwetugenda eka nfunemu, kikube

Sango kangamu awo sango
Kenzo baaba funya mugongo
Sango sulamu awo ka sango
Toffa ku bingambo

Sango kangamu awo sango
Mukwano funya mugongo
Sango kangamu awo sangooo
Toffa ku bingambo

Ecouter

A Propos de "Sango "

Album : Sango (Single)
Année de Sortie : 2021
Copyright : (c) 2021
Ajouté par : Huntyr Kelx
Published : Mar 12 , 2021

Plus de Lyrics de EDDY KENZO

EDDY KENZO
EDDY KENZO
EDDY KENZO
EDDY KENZO

Commentaires ( 0 )

Aucun commentaire pour l'instant



A propos de AfrikaLyrics

Afrika Lyrics est la plus large collection de paroles de chansons et de traductions d’Afrique. Afrika Lyrics fournit les paroles des musiques de plus de 30 pays africains et des traductions de lyrics de plus de 10 langues africaines en français et en anglais.

Suivre Afrika Lyrics

© 2024, We Tell Africa Group Sarl