BOBI WINE Tulonde cover image

Paroles de Tulonde

Paroles de Tulonde Par BOBI WINE


Anja people
35 years of gun rule is about to come to an end
Remember it is your vote that is going to deliver you the change that you so badly need
This one a clarion call to everybody above 18 and registered to vote

Okuva mu November batusalako
Batulumba na ku nomination
Aba special force, military ne police bona bagira mu zi formation
Olwo netutandika olugendo oluwanvu nga lwa teargas na masasi
Ffena nga generation nga tuli ku mission ya kununula our nation

Ooooh… What a shame?
Electoral commission don’t treat us the same
Why others campaign?
The opposition in jail they detain
Many comrades in are dead
Nubian, many others in jail; yo
Kati munange aly’eyo
Okumalawo bino olina kulonda, Nga 14
Ffena tugendeeee
Bana Uganda Tulonde
Jukiza munoowo (nti one day, egwanga lyaffe likyuke)
Remember dat (Tugende,  bana Uganda Tulonde)
Mubagambe abeeyo (one day, egwanga lyaffe likyuke)

Kati bano bayidde
Ffena bwetulonda babeera bawedde aaayi
Kuba nze bulijempita
abaana ba Uganda bona bessunga aaayai
Bagamba nti kyebalinda
Amaaso magule era bona babuuka
Anyway, Omusana kagwaake
Umbrella weeri tulumbee
Enkuba ketonye, yo
Umbrella weeri tulonde  eeh
Kati gwe tikinga
Umbrella bwojiraba tikinga
Nkugambye tikinga
Manvuuli bwojiraba tosuula aaaayi

Bana Uganda banange mwena ye Nze Kyagulanyi Sentamu Bobi Wine
Njagala okutuusa Okwebaza eli mwena eli Obuwagizi N’omukwano
Gwe mutuwadde mu campaign troll eno gyetubaddemu
Ebangalino ly’ona wakati mubuzibu obwamanyi
Njagala okubajukiza omulundi ogusembayo mwena ba Ssebo ne
Ba Nyabo nti ku lw’okuna luno nga 14 guno
Omwezi gwe mukisa gwe tuyina okusalawo ebiseera bya
Uganda ebyo maaso. Kuno okulonda kwetugendamu kwa byafaayo kubanga
Akalulu ketugendamu okusuula kekatutwala mu Uganda Empya

Tugende
Bana Uganda Tulonde
Jukiza munoowo (nti one day, egwanga lyaffe likyuke)
Remember dat (Tugende,  bana Uganda Tulonde)
Mubagambe abeeyo (one day, egwanga lyaffe likyuke)

Ecouter

A Propos de "Tulonde"

Album : Tulonde (Single)
Année de Sortie : 2021
Ajouté par : Farida
Published : Jan 11 , 2021

Plus de Lyrics de BOBI WINE

BOBI WINE
BOBI WINE
BOBI WINE

Commentaires ( 0 )

Aucun commentaire pour l'instant



A propos de AfrikaLyrics

Afrika Lyrics est la plus large collection de paroles de chansons et de traductions d’Afrique. Afrika Lyrics fournit les paroles des musiques de plus de 30 pays africains et des traductions de lyrics de plus de 10 langues africaines en français et en anglais.

Suivre Afrika Lyrics

© 2024, We Tell Africa Group Sarl