
Paroles de Not Your Enemy
...
Paroles de Not Your Enemy Par BOBI WINE
Kano kange naawe
Don’t blame the one who exposes crime
Blame the one who commits the crime
Well indeed, pon dis on is me again
Alongside nubian and the king
King aling’ aling
Yeah sing
Bali kunanga bwereere
Bakagwa bye mbona bye nkoba ah haaa
Nze bye ndaba bye njogera
I say what i see
I may not be your friend
Tontunuulira bubi
But i am not your enemy
Nkugamba naawe ky’olaba
I may not be your friend
Tuli mu lyato iye limu
But i am not your enemy
Ntaasa lyato kubbira
System yonna yafa
Buli kimu tekikola
Amakomera go gajjula
Bubadde bwebityo emyaka ana yee
Ontunuulira bubi
Kuba njogedde ku nguzi
Ate ng’etukola bubi ffembi
Weefudde wa kabi
Bakutuma n’ompisa bubi
Weefudde na mulamuzi mu nsi
Listen my yute
Nze ollusi ensi eno ensobera
Gw’obuusa ng’olaba atomera
Gw’osange enkya ng’aealawa
Ng’agamba gundi ayogera
Ba gundi nammwe mweddeko
Future wa uapru piire
Amaaso go bwe geggula
My friend you will see what i see
I may not be your friend
Tontunuulira bubi
But i am not your enemy
Nkugamba naawe ky’olaba
I may not be your friend
Tuli mu lyato iye limu
But i am not your enemy
Ntaasa lyato kubbira
Be twesiga nga baasoba, nga baasoba
Beeyisa ng’abataayiga
Pulaani zo ze twabawa eh
Pulaani zonna baazirya
Imagine
Amasomero mabi
N’amalwaliro mabi
Abakozi ensasula mbi yiiyii
Enguudo mbi
Jjukira amataba luli
Nnamba tufungize bikwyuke
Bano abayibi balina agolola
Baluwera tinakasobola
Tibamaanyi kutudhogereza
Baguumaaza kutudongowaza
Eno future gye tulwanira
Budde bwe tutaayiza
Amaaso go bwe geggula
My friend you will see what i see
I may not be your friend
Tontunuulira bubi
But i am not your enemy
Nkugamba naawe ky’olaba
I may not be your friend
Tuli mu lyato iye limu
But i am not your enemy
Ntaasa lyato kubbira
I may not be your friend
Tontunuulira bubi
But i am not your enemy
Nkugamba naawe ky’olaba
I may not be your friend
Tuli mu lyato iye limu
But i am not your enemy
Ntaasa lyato kubbira
Tontunuulira bubi
Tuli mu lyato iye limu
Kye ndiko ea ky’oliko
Ntaasa lyato kubbira
Tontunuulira bubi
Tuli mu lyato iye limu
Ebitunyiga era bye bimu
Ntaasa lyato kubbira
Ecouter
A Propos de "Not Your Enemy"
Plus de Lyrics de BOBI WINE
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl