Esaawa Yona Lyrics
Esaawa Yona Lyrics by FILLE
Follow follow
How far we go follow follow
Follow follow
Oh my god bomba made my beat
Nkunyumizaki mwana gwe fille
Yebwondaba okubuka nga akayana
Nina omwana eyandwawo omutima
Ampisa bulungi bambi
Nfunirayo bakanyama abamukuma
Sikurwa nga baana bawala bamumba
Bwe kilowooza kikutula magumba
Nga abasalira neba tayuja
Babarita kiki oba wesunga
Ebintu bwotanalya ko
Yona esaawa omusajja yekyanga
Agenda ne best friend
Ebya kati alot of people pretend
N’omukwabuzi akusubiza ebya paka end
Esaawa yona, Esaawa yona
Omusajja yekyanga
Esaawa yona, Esaawa yona
Gw’oyagala akwesamba
Esaawa yona, Esaawa yona
Kumukwano gwono ngwetaga
Esaawa yona, Esaawa yona
N’okyawa nekyawa
Oh kale olaba bwe wekyawa
Nga ye ali eri bategeka ka kawa
Omusabirira n’omufuna ate nodako kusabira buta kukyawa
Mukwano tugwagala nyo
Naye abamu kayita kazanyo
Akuleka mubilowoozo bya jjo
Ebyo anyumya okwenkana show
Kati mbu ompa magezi ki
Nze sikuwa magezi tonyumya mu bunyumya
Kale nze nsale magezi ki
Ate sikugambe nti tomanyi bwe biluma
Esaawa yona, Esaawa yona
Omusajja yekyanga
Esaawa yona, Esaawa yona
Gw’oyagala akwesamba
Esaawa yona, Esaawa yona
Kumukwano gwono ngwetaga
Esaawa yona, Esaawa yona
N’okyawa nekyawa
Ninga aya lockinga oh oh
Silina ga cheatinga ah
Bwe yangamba nze asinga
Alinga eya sealinga
Abaami bakikuba home and away
Home and away
Oluusi gwoba ogamba nti ono
Ye agamba oli
Nfunirayo bakanyama abamukuma
Sikurwa nga baana bawala bamumba
Bwe kilowooza kikutula magumba
Wade nga ngo ngambye
Esaawa yona, Esaawa yona
Omusajja yekyanga
Esaawa yona, Esaawa yona
Gw’oyagala akwesamba
Esaawa yona, Esaawa yona
Kumukwano gwono ngwetaga
Esaawa yona, Esaawa yona
N’okyawa nekyawa
Eh eh maritini
Dr Brain composition
Sound change
Watch Video
About Esaawa Yona
More FILLE Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl