...

Love Jubilation Lyrics by CHOZEN BLOOD


Wabula tuyina connection

Atulabyeko akimala nti twaava dda

Love eringa education

Bwetufuna test ne lesson

Munange nina confession

Celebratin bulijjo njebanja

Bibadde bitono ebyokwekwasa

Love ejja lumu kwekwetaasa

Oba banyiiga banyiige

Nz’ate sibuuza banyiize

Oba banyiiga banyiige

Mundeke sibuuza banyiize

Eno love jubilation

Love jubilation

Tuli mu love jubilation

Love celebration

Eno love jubilation

Love jubilation

Tuli mu love jubilation

Love celebration

Love eyaka nga mataala

Bwojizuula osaana okukola ku masaali

Bulumi bwomukwano n’azuula eddagala ly’ekikolo

Ye ma darling

Abaali bagala bigwere mu maziga

Obagaùba nti sibityo webyali

Kino kyaali kirroto

Okuteeka mu kidaala nga wesaze kadaali

Oba banyiiga banyiige

Nz’ate sibuuza banyiize

Oba banyiiga banyiige

Mundeke sibuuza banyiize

Eno love jubilation

Love jubilation

Tuli mu love jubilation

Love celebration

Eno love jubilation

Love jubilation

Tuli mu love jubilation

Love celebration

Abo bolaba batimba ebimuli

Mbagambye njaguza mukwano guno

Wadde batono abagusanga

Nebamalako bambi nsaba tukole enjawulo

Wabula tuyina connection

Atulabyeko akimala nti twaava dda

Love eringa education

Bwetufuna test ne lesson

Munange nina confession

Celebratin bulijjo njebanja

Bibadde bitono ebyokwekwasa

Love ejja lumu kwekwetaasa

Oba banyiiga banyiige

Nz’ate sibuuza banyiize

Oba banyiiga banyiige

Mundeke sibuuza banyiize

Eno love jubilation

Love jubilation

Tuli mu love jubilation

Love celebration

Eno love jubilation

Love jubilation

Tuli mu love jubilation

Love celebration

Watch Video

About Love Jubilation

Album : (Single)
Release Year : 2024
Copyright :
Added By : Maffoho farida
Published : Nov 05 , 2024

More CHOZEN BLOOD Lyrics

CHOZEN BLOOD
CHOZEN BLOOD
CHOZEN BLOOD
CHOZEN BLOOD

Comments ( 0 )

No Comment yet



About AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2024, We Tell Africa Group Sarl