MUN G Uganda cover image

Uganda Lyrics

Uganda Lyrics by MUN G


I just can’t
I can’t say anymore
Nze nyumirwa mwana
Yeah

Uganda enyumira mwana kunte yeah
Mulokole emmetoka twalaba wagifuna
Najimujjako, nagizaa
Naye abagagga munyumira mwana
Simububi nze binyumira mwana
Ekyana kyezinya zinya oli mu bufananyi
Mugambe abatalya nyama ki tobawa amagi
Naye abayimbi munyumira mwana
Simububi nze binyumira mwana
Naye nga tunyumye ebinyo tusinike
Singa yali smack naye yali mbaga
Bukira lwakashi, biki biki
Man max mation plus , Temamu amaanyi
Bad black by’akola teri atasasulwa
Kalango mwalaba kaboozi kesala
Leka abasomere so y’atasirika
Naye nga abantu bona mu Uganda
N’osalawo kuba black, mu lo

Nze binyumira mwana (simububi)
Uganda enyumira mwana
Nze binyumira mwana
Uganda enyumira mwana
Tukeera ku siimu bi data ne tuyiwako
Kano akasiike ne glader tenzijamu
Atekazawo gwe
Uganda enyumira mwana

I just can’t
I can’t say anymore
But you know who i am, useful idiot
Bet who are you?
Olli chicko piglet
Nze politics anyumira mwana (sumububi)
Nze binyumira mwana
She say the confident we have majje
Balonzi bambi b’atya nabo tebaze
Nze abalonzi munyumira mwana (sumububi)
Nze binyumira mwana
Kukeera kwevuma, ba bogger mukole
Mbalaba musala banabatomera
Mukuyita kulya munaziwulira
Zi card bagula, kibiina talina
One so chance nti empologoma zilya
Kazanyo magezi tobuuka kya kuna
Vva ku blue tik, they’ll question you
Ani eyakuba all access oluyi

Nze binyumira mwana
Ani akubye omuzeeyi
Nze binyumira mwana  (simububi)
Hehe nze nkeera kusimu ebi data ne mbiyiwamu
Kano akasiika ne glader tenzijaamu
Kubanga Uganda enyumira mwana (simububi)
Nze binyumira mwana  
Oteeka ku status onumye ne webaka
Ogenda ozukuka kumakya sinagiraba
Naye abateesi munyumira mwana (simububi)
Nze binyumira mwana  
Bava ku social media ne Tv bavuma
Musajja akyakuba zi hit wayahalira
Naye nga Mun G anyumira mwana (simububi)
Nze binyumira mwana  
Palu palu

Watch Video


About Uganda

Album : Uganda (Single)
Release Year : 2020
Added By : Farida
Published : Oct 12 , 2020

More MUN G Lyrics

MUN G
MUN G

Comments ( 0 )

No Comment yetAbout AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2023, We Tell Africa Group Sarl