Tubyekole Lyrics by CHOSEN BECKY


Don’t you leave me
John K the writer
Don’t you leave me
Bryan beats

I’ve been praying so had
Okufuna omukwano ogunyumira ku status
Nfunye gulimu bonus it’s ours yeah
Guno gulimu diet eri balanced
This is reality, know it’s our duty
Baby we’re meant to be
Love terina pi biii nti ekuwoninga
Eri mu kkubo ejja
Okutte darling time ouh ah, you’re so fine
Baby do you mind, I don’t mind
Nga oli nange
Wamma do you mind, I don’t mind
Kasita obeera nange
Gira tubyekole
Eby’abalungi bali, byebalemwa
Wamma Gira tubyekole
Abasooka byebasubwa

Onjagadde biri byesaloota, ye nkugambe ntya
Bingi byenali simanyi mu love eno ate ggwe byoyolesaa
Mwana ggwe onjogeza luzungu
Love yo enyiga n’ebiwundu
Bu cinema ozannya bwa bitundu
I can’t get enough of you
Don’t you leave me
So let me love you
Don’t you leave me
Hold me tightly
Nkusaba tokendeeza , kuma kuma
Tokendeeza
Gira tubyekole
Eby’abalungi bali, byebalemwa
Wamma Gira tubyekole
Abasooka byebasubwa

Onerabizaa guli omukwano
Ogw’okusonderera, kale onjagazizzaaa
Guno omukwano, ogw’ouwomerera
Nkusaba tokendeeza , kuma kuma
Tokendeeza
Bambii, tokendezaa
Guno omuliro gw’omukwano
Gunyuma nga gwokya
Tokendezaa, chozen Becky
Gira tubyekole
Eby’abalungi bali, byebalemwa
Wamma Gira tubyekole
Abasooka byebasubwa

Watch Video

About Tubyekole

Album : Tubyekole (Single)
Release Year : 2021
Added By : Farida
Published : Jun 02 , 2021

More CHOSEN BECKY Lyrics

CHOSEN BECKY
CHOSEN BECKY
CHOSEN BECKY
CHOSEN BECKY

Comments ( 0 )

No Comment yet



About AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2024, We Tell Africa Group Sarl