Kapyaata Lyrics
Kapyaata Lyrics by CHOSEN BECKY
Sweety baby leero
Nzize nkubuzeeko nkubuzeeko
Olwe’jjo wambuzeeko
Mbaddeko ku WhatsApp
Nga ela nkunonyako baby
Obudde bwakakya eno
Buli lwe’nekyusa mbeera gwe gwedowooza
Nga mbala sawa curfew tekukwata
Ninda lwotuuka nkusikile otunyebwa
Neweba nyonta otuzzi twakunywebwa
Tozikiza taala jikumile awoo
Awooo oo, mukwano tobikyusa
Tosembeza suukali kumpi ne’biyengye
Aboo bagala kukukopa bakutwaale
Eno kapyaata gwge tuula onywele
Onywele tuula wano nkutwaale
Baby kapyaata gwe tuula onywele
Onywele tuula wano nkutwaale
Eno nange nesuunga ka time nkalinda
Ntunula ku sawa ndaba tetuuka
Omusango gwa’nsinga singa maanyi okubuuka
Singa nali nyange singa natuuse eyo
Mpima pima ndaba kubulako edakiika
Nabaddeki nabaddeki ye nga situuka
Nfuna funa omubaka gwentuuma tatuuka eyo
Bibeera byangu naye bikyuuka aa
Eno kapyaata gwge tuula onywele
Onywele tuula wano nkutwaale
Baby kapyaata gwe tuula onywele
Onywele tuula wano nkutwaale
Tozikiza taala jikumile awo
Awooo ooh mukwano tobikyusa
Nfuna funa omubaka gwentuuma tatuuka eyo
Bibeera byangu naye bikyuuka aa
Eno kapyaata gwge tuula onywele
Onywele tuula wano nkutwaale
Baby kapyaata gwe tuula onywele
Onywele tuula wano nkutwaale
Watch Video
About Kapyaata
More CHOSEN BECKY Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl