Ku Kido Lyrics
Ku Kido Lyrics by AZAWI
Mbedde
Bebe, oli mbedde
Bebe, oli mbedde
Mbedde, ku mubedde
Baby even if I, try to do another man
It’s you I picture eh yeah yeah
Nkuyimba nga ka favorite song
Nga kavugira ku muzindalo, eeh
Nze waliwo ekintika
Kinkubaganya omutima wano eno munda
Ye eh yeah, bwenba nga nkulowooza
Kuba kubwonga babe tonvaako
Nonya, nonyaa, ekyo ekisingaa
Kyenja okuwa, kyonokutta
Kuba byona gwe bisaana, eehh
Eraaa, yenze abasinga, yenze ebipya
Ate ebipya, byona byona gwe bisaana
Honey, honey, tomanyi gwe kibaawo
Nga nkusubwa nyo wanno, ku kido do
Nyoo wano
Honey, honey, tomanyi gwe kibaawo
Mba nkusubwa nyo wanno, ku kido do do
Nyo wano
Hmmmm
Omukwano toguniima
Nkuyita olusi baby newe niima, eeh
Baby tonkiina
Omukwano gulimu buno obulimba, eehh
Baby you know I love you soo, ohh
Every day more and more
Turn up, turn up for me
Turn up, turn up for me, shaa
Olwaleero nkulumba, eeehh
Nga kubye ne ekikumba, eehh
Nze nvuuma, nokuvuuma
Yeahh yaahh ohh ohh ohh Yeahh
Honey, honey, tomanyi gwe kibaawo
Nga nkusubwa nyo wanno, ku kido do
Nyoo wano
Honey, honey, tomanyi gwe kibaawo
Mba nkusubwa nyo wanno, ku kido do do
Nyo wano
Eeh
Bebe oli mubedde
Omukwano gwo mubedde
Come on, gyangu nkubebe
Milele na milele eh eeh
Nonya, nonya, ekyo ekisinga
Kyenja okuwa, kyonokutta
Kuba byona gwe bisaana, eehh
Era, yenze abasinga, yenze ebipya
Ate ebipya, byona byona gwe bisaana
Honey, honey, tomanyi gwe kibaawo
Nga nkusubwa nyo wanno, ku kido do
Nyoo wano
Honey, honey, tomanyi gwe kibaawo
Mba nkusubwa nyo wanno, ku kido do do
Nyo wano
Without you I depreciate
Oh, my baby me without you I depreciate
I perish, baby I perish Yeah
Watch Video
About Ku Kido
More AZAWI Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl