DRE CALI Ekifuba cover image

Ekifuba Lyrics

Ekifuba Lyrics by DRE CALI


Yo bway
Mpaka Sound this
Dre Cali
Hmmm eh
Kraizy

Oh baby bwentyo bwe nali ndowooza
Naawe bwe wali olowooza eri mu ntandikwa
Ka firimu k’omukwano gwo mu kwanjula aah
Kaali ka kabi nga katemagana
Wansuubiza nti mu nsi ne mu bwengula
Tewaliba atugattulula, naye
Kati laba wagenda n’omutima baagutwala
Address baazikyusa dda
Oh see right now girl am thinking
Do you got a minute
Twanditudde ne tuteesa
Kuba ekyombo ky’omukwano it’s sinking

Kati laba ekifuba kinnuma
Kinnuma ntaasa
Sikyayagala na kola dear
Nsiiba mu beer ntaasa
Gano amaziga ge nkulukusa
Manya nti gajjuza eppipa
Kati laba ekifuba kinnuma
Kinnuma ntaasa
Eh yeah yeah

Ssi bwentyo nze bwe nali nakibala
Naye Mukama bwatyo bwe yakigera aah
Ensobi zikolwa bantu
Naye n’okusonyiwa no kya buntu, hmm
Mukwano tokola mputtu, mpuliriza
Lwaki twekola ebintu
Manyi nakusobya naye kkiriza twefuna aah, babe
Manyi no byasoba naye kkiriza twefuna
Oh see right now girl am thinking
Do you got a minute
Twanditudde ne tuteesa
Kuba ekyombo ky’omukwano it’s sinking

Kati laba ekifuba kinnuma
Kinnuma ntaasa
Sikyayagala na kola dear
Nsiiba mu beer ntaasa
Gano amaziga ge nkulukusa
Manya nti gajjuza eppipa
Kati laba ekifuba kinnuma
Kinnuma ntaasa

Oh baby bwentyo bwe nali ndowooza
Naawe bwe wali olowooza eri mu ntandikwa
Ka firimu k’omukwano gwo mu kwanjula aah
Kaali ka kabi nga katemagana
Wansuubiza nti mu nsi ne mu bwengula
Tewaliba atugattulula, naye
Kati laba wagenda n’omutima baagutwala
Address baazikyusa dda
Oh see right now girl am thinking
Do you got a minute?
Twanditudde ne tuteesa
Kuba ekyombo ky’omukwano it’s sinking

Kati laba ekifuba kinnuma
Kinnuma ntaasa
Sikyayagala na kola dear
Nsiiba mu beer ntaasa
Gano amaziga ge nkulukusa
Manya nti gajjuza eppipa
Kati laba ekifuba kinnuma
Kinnuma ntaasa
Eh yeah yeah

Ssi bwentyo nze bwe nali nakibala
Naye Mukama bwatyo bwe yakigera aah

Watch Video

About Ekifuba

Album : Ekifuba (Single)
Release Year : 2020
Added By : Farida
Published : Dec 10 , 2020

More DRE CALI Lyrics

DRE CALI
DRE CALI
DRE CALI

Comments ( 0 )

No Comment yetAbout AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2024, We Tell Africa Group Sarl